• Latest
  • Trending
  • All
Eno ye Ntanda : Ssempaka nnemeremu – Zikubya mukyawe

Eno ye Ntanda : Ssempaka nnemeremu – Zikubya mukyawe

November 15, 2023
Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

June 1, 2026
Paul kafeero

Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be

June 1, 2026
Paul kafeero

Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi

June 1, 2026
Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa

May 31, 2026
Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

May 31, 2026
Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

Abdul Karim Watambala alondeddwa ng’omuzannyi asiinze banne mu Uganda Premier league 2025/2026

May 30, 2026
Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

Supreme Court Upholds Death Sentence in Child Murder Case – committed in 2007 after a domestic dispute

May 30, 2026
UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

UNEB erabudde amasomero agaduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi abagenda okutuula ebigezo bya UNEB – abakikola boolekedde okuvunaanibwa mu mbuga z’amateeka

May 29, 2026
Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

Akakiiko ka Anti Corruption Unit katandise okunoonyereza ku nguzi egambibwa okwetobeka mu by’okuddaabiriza Camera zokunguudo – abakungu ba government 3 balagiddwa okuddako ebbali banoonyerezebweko

May 29, 2026
Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

Empaka z’omupiira ogw’Ebika by’Abaganda 2026 zituuse ku mutendera gwa Semifayinolo – Engo esisinkanye Nkima ate Emmamba Kakoboza ezannya Kkobe

May 29, 2026
Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

Parliament eye 12 eyisizza ekiteeso ekikakasa Jesca Alupo ku kifo ky’omumyuka wa president ne Ssaabaminister Robinah Nabbanja – akakiiko akagenda okusunsula ba minister abalala nako parliament ekakasizza

May 28, 2026
Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

Katikkiro Mayiga aggaddewo Ttabamiruka w’abakyala ba Buganda 2026 – essira lissiddwa kukutandikawo n’okuziimba business ez’omuziinzi

May 28, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Eno ye Ntanda : Ssempaka nnemeremu – Zikubya mukyawe

by Namubiru Juliet
November 15, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Eno ye Ntanda : Ssempaka nnemeremu – Zikubya mukyawe
0
SHARES
256
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Program Entanda ya Buganda nga 13 November 2023, ku cbs 88.8, abamegganyi; Ssemijja Nyansio eyafuna obugoba 26 ne Balunginsiiti Steven eyafuna 12 baasuumusibwa okugenda mu lumeggana oluddako ate Tamale Steven eyafuna obogaba 08 n’awanduka.

Biibino ebibuuzo by’entanda.
1. Tuwe erinnya ettongole ery’omusogozi w’empoomerezi ya Nnaalinnya Lubuga – Nnamuyige

2. Olugero: Butamanyiira –  Bukussa n’omuyombi omukago

3. Tereeza ssentensi mu luganda olutuufu, Tuva mu lumbe kubuuza ku bafiirwa – Tuva mu kibi kubuuza ku baafiiriddwa

4. Ani yawandiika Ekitabo “Simudda nnyuma”? –  Ham Mukasa

5. Abayeekera abaali bakulemberwa Yoweri Museveni, olutalo baalutandika nga basooka nakukuba nkambi y’amagye, baagikuba ku kyalo ki? –  Kabbamba

6. Ekisoko kino kitegeeza ki? Ekintu okuba ng’obutta – Ekintu okuba nga kiri mu bungi

7. Tuwe amannya ga munnamawulire wa cbs asaka okuva e Ntebe –  George William Kakooza

8. Olubuto oluyitibwa olw’akabanika lwerutya? –  Olubuto oluba waggulu

9. Tuwe omuzizo omukulu ku mwenge Sseruti gwayiisiza Kabaka – Bwebaba basogola tebagulinnyamu nabigere

10. Olugero: Bwolaba omukulu afungizza – Nga kaagoba kalyibwa

11. Jjo twasuze mu kyalo, tereeza sentensi –  Eggulo twasuze mu kyalo

12. Ani yawandiika ekitabo “Omulangira Nuuhu Mbogo” – Hafiswa Nnakabiri ne Mutyaba

13. Museveni ne banne baatandika ddi okuyeekera gavumenti ya Obote – ennaku z’omwezi. 06.02.1981

14. Amakulu ag’ebuziba ag’ekisoko, Ekintu okugula omuddu n’omwana –  Ekintu okuba ekyobuseere

15. Ani asaka amawulire ga CBS okuva e Mityana? –  James Kaana Ssebuguzi

16. Olubuto olw’ekisero lwerutya? – Lwerubuto olunene ennyo

17. Ani amyuka Sseruti mu mulimu gw’obusenero bwa Kabaka? –  Omutaka Kabu

18. Olugero: Bulungi siddy – Ssinga ekkajjo ly’enjovu liwangiza muzibu

19. Tereeza sentensi, Bwetwafiirwa luli bannaffe baatuleetera ebyokukozesa mu lumbe – Bannaffe baatuleetera amabikwa

20. Ani yawandiika ekitabo Mirembe? – Aloysius Matovu Joy

21. Mujaasi ki eyasooka okufulumya essasi abayeekera ba Museveni nga balwanyisa Obote? –  Omugenzi Gen Elly Tumwine

22. Tuwe amakulu amakusike agali mu kisoko, Omuntu okudda omuntu ng’enda y’embuzi bwedda omuntu  Okutamwa ennyo ekintu

23. Omusasi w’amawulire ayitibwa Consolanta Taaka asakira wa? – Woobulenzi Luweero

24. Olubuto olw’endere luba lutya? –  Luba luwanvu

25. Mu bakabaka ba Buganda ani gwebasooka okuyita Kabirinnage?  – Ssekabaka Ssuuna II

26. Ekika ky’engabo eno kyekyokka omukazi kyakkirizibwa okukwata, Kika ki ekyo? – Ekibbo

27. Olugero; Alikuliira omwana – Omuteresa taba

28. Tuweeyo amannya asatu agayitibwa Kabaka w’e Wamala – Ye Ssekabaka Ssuuna II, Ssemunywa, Kyetutumula, Kalemakansinjo.

29. Ekyoto Ggombolola ekibeera ku mulyango Wankaaki, enku zaakyo ziva ku muti ki? –  Mukookoowe

30. Ekisoko, Okuwetwa emmeeme kitegeeza ki? –  Kunakuwala

31. Kabaka Mwanga I Enju ye yagiwa linnya ki?  – Kungaanya

32. Lumonde omuganda afumbibwa n’ebikuta aweebwa mannya ki? – Ow’empale

33. Ekipimo omuganda mwapimira emmwanyi enfumbe – Ettu

34. Enku zebayita akasiki zitemwa mu muti ki? –  Kasaana

35. Olugero: Ekitentegere gyebakyagala –  Gyebakyalirira omusala.

36. Omukulu w’ekika asembayo waggulu, linnya ki erimuweebwa okumwawula ku balala? – Omutaka w’akasolya

37. Ebika bibiri ebirina obutaka bwabyo mu Bulemeezi? – Entalaganya ne Enkula

38. Omuntu omuyi ennyo, abaganda basobola okutegeera nti akyali mulamu, ategeerera wa? –  Mu kiseke oba mu bigere

39. Lubaale Muwanga bweyabanga alagula akozesa ki? –  Ngatto

40. Ekipimo omuganda mwapimira obugazi bw’olubugo? –  Omutanda

41. Ekisoko, Okuluyiwako amazzi – Okukomya olugambo

42. Akagogo akawetebwa nekassibwa mu lyato baseneremu omwenge kaweebwa linnya ki? –  Akatiba

43. Olugero: Ssempaka nnemeremu – Zikubya mukyawe

44. Ennyanja Albert eyitibwa etya mu Luganda? –  Muttanzige

45. Akawuka akalya empeke z’omuwemba kaweebwa linnya ki? –  Nsingiisira

Bitegekeddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031
  • Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be
  • Government mu butongole eweze okutegeka ebikujjuko by’okukuza ennaku za public holidays okukendeeza ku nsasaanya y’ensimbi
  • Abaganda ababeera e Bungereza bajaguzza emyaka 30 egy’ekitongole kya Kabaka Foundation – Ssabasajja Kabaka abakubirizza okubeera abayiiya mu buli mulimu ogukolebwa
  • Enkima ne Mamba Kakoboza zesozze fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist