Police mu Kampala némiriraano eyisizza ebiragiro ebiyimiriza mbagirawo olukungaana olubadde lutegekeddwa abasuubuzi abegattira mu kibiina ki Kampala new generation traders...
Minisiter omubeezi avunaanyizibwa kukuteekerateekera eggwanga Amos Lugoloobi asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Luzira okutuusa nga 20 April, 2023 kooti...
Abatuuze b'e Kabigi mu town council ye Butenga e Bukomansimbi baguddemu entiisa lwa mutuuze munnabwe eyali abakulembeddemu okusalawo ku by'obukulembeze...
Ekitongole ekivunaanyizibwa kukulambika ebisomesebwa abayizi ki National Curriculum Development Center (NCDA) kinaatera okumaliriza enteekateeka y'okukendeeza amasomo agasomesebwa abayizi ku...
Abantu ba Ssaabasajja abadduse emisinde gy'amazaalibwa ge mu gombolola ya Ssaabawaali Butayunja mu ssaza Busujju, bakyekokkola enguudo embi eziri mu...
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alabikako eri Obuganda mu kusimbula emisinde gy’amazalibwage agemyaka 68 nga asinziira mu Lubiri...