President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni atadde omukono ku tteeka lya erirambika engabanya y'ensimbi mu mbalirira y'eggwanga (Appropriation bill) ey'omwaka...
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes akululu kagisudde mu kibinja K mu mpaka ez’okusunsulamu amawanga aganakiika mu Africa Cup...
Government erangiridde nti obumulumulu bwonna obubadde busibye enteekateeka y'okussa digital number plates mu bidduka buwedde, era ng'omwaka gwa 2025 wegunaggwerako,...
Omutawaana gugude ku kyalo Buligita mugombolola ya Kibinge e Bukomansimbi,abaana 3 bwebalumbiddwa ekibiinja ky'enjuki era 2 bafiriddewo. Abafudde ye Badru...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bibuuzo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board, (UNEB), kikubisizzaamu emirundi ebiri mu bisale abayizi byebalina okusasula...