• Latest
  • Trending
  • All

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

August 12, 2026

Abantu 4 bafudde oluvannyuma lw’okulya ennyama y’ente egambibwa nti yabadde yafudde bufi

August 12, 2026

Ministry y’ebyenjigiriza n’ekitongole ky’eddembe ly’obuntu bitandise okutuusa obuweereza obwenjawulo ku bantu nga biyita ku mutimbagano

August 12, 2026

Parliament eragidde minister w’ebyobulamu mu wiiki emu okwanjula enteekateeka ekoleddwa ku by’ensako y’abasawo abakyagezesebwa

August 12, 2026
Ministry y’ebyenjigiriza n’ekitongole ky’eddembe ly’obuntu bitandise okutuusa obuweereza obwenjawulo ku bantu nga biyita ku mutimbagano

Government etongozza kaweefube w’okuzimba ebifo mu malwaliro gaayo omuterekebwa amabeere agaweebwa abaana abawere – n’okuluηηamya ku by’endiisa

August 12, 2026

Minister Barugahare ayisizza ebiragiro 7 eri government ez’ebitundu – omwenge gwakutandika okutundibwa ku ssaawa mwenda ez’emisana

August 12, 2026
Judiciary to Resolve 1,424 Commercial Cases worth Shs325 Billions through mediation

Judiciary to Resolve 1,424 Commercial Cases worth Shs325 Billions through mediation

August 11, 2026
Watoto Church ne Rotary club ya Kampala Ssese Island bawaddeyo obukadde bwa shs 131 kukugula eddwaliro eriseeyeyeza ku mazzi – ab’Oluwalo nabo bakiise n’obukadde 60

Watoto Church ne Rotary club ya Kampala Ssese Island bawaddeyo obukadde bwa shs 131 kukugula eddwaliro eriseeyeyeza ku mazzi – ab’Oluwalo nabo bakiise n’obukadde 60

August 12, 2026
Tom Ikara mu butongole yegasse ku club ya AFC Leopards eya Kenya

Tom Ikara mu butongole yegasse ku club ya AFC Leopards eya Kenya

August 11, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Uncategorized

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

by Namubiru Juliet
August 13, 2026
in Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
8
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Kooti enkulu mu Kampala esalidde Luggya Bbosa Tabula ne mutabani we Luggya Noah bawanikibwe ku kalabba, olw’okutta eyali Lwomwa Omutaka Omukulu ow’akasolya k’ekika ky’Endiga,Engineer Daniel Bbosa Kakeedo.

Omulamuzi David Matovu yaasalidde ababiri bano, oluvannyuma lw’okukkiriza n’okwewaako obujulizi nti bebatta Eng.Daniel Bbosa, olwa Luggya Tabula okweyagaliza obukulu bw’ekika.

Ettemu kino lyaliwo nga 25 February,2024 ku kyalo Kikandwa mu muluka gwe Lungujja mu gombolola ye Lubaga mu Kampala, ng’omutaka yali anaatera okutuuka mu maka ge.

Luggya Noah yategeeza kooti, nti yeyasasira Omutaka amasasi agaamuttira mu mmotoka ye, oluvannyuma lw’okumulondoola okumala ekiseera ku biragiro bya kitaawe omuto Luggya Bbosa Tabula era nti yeyamufunira n’emmundu gyeyakozesa.

Luggya Bbosa Tabula yategeeza Kooti nti yali amaze ekiseera ng’aluka olukwe olutta Lwomwa Eng.Daniel Bbosa, olw’okwesasuliza ku kitaawe gw’agamba nti naye yattibwa mu ntalo za kika.

Ku lunaku lweyattibwa (25 Feb,2024) Omutaka yali ava ku mikolo gy’ekika e Katosi, era nga mu mmotoka yalimu ne mukyala we Gladys Kakeedo, n’omuwala eyali abayambako ku mirimu ewaka.

Abatemu bajja babalondoolera ku pikipiki, wabula baba banaatera okutuuka ewa, kwekuseemberera emmotoka olwo Luggya Noah naasikayo emmundu naatandika okusasira Omutaka amasasi agaamutta.

Wabula abadduukirize baatuuka mangu nebakwata Luggya Noah nga tanaboomba.

Luggya Bbosa Tabula atulise naakaaba, ng’agamba nti busungu bwebwamuleetera okutta omutaka, olw’okuba nga kitaawe naye nti yattibwa buttibwa olw’entalo z’ekika.

Yegayiridde mukyala w’omugenzi nti amusonyiwe, naalajanira ne Kabaka wamu ne president w’eggwanga nti bamuddiremu.

Wabula Omulamuzi amutegeezezza nti omusango gwebaakola ogw’okutta omuntu baali baaguteekateeka okumala ebbanga ddene okuguzza, era nebakikola, kale nga n’olwekyo nabo balina kuttibwa okukola ng’ekyokulabirako eri abantu abalala abatta banaabwe.

Omulamuzi.Matovu agambye nti ettemu lino teryalumya bamumaka n’aboluganda lwa Eng.Daniel Bbosa bokka, wabula lyakosa ekika ky’Endiga kyonna, Obwakabaka bwa Buganda n’abantu abalala bangi, kwekubasindika ku Kalabba nabo battibwe.

Abantu abalala 3 abavunaanibwa ku musango gwe gumu okuli Nakiguli Harriet, Nakabake Joseph ne Mayanja Ezra omusango baagwegaana, era kooti etaddewo olwa nga 08 September,  2026 okutandika okuwulira ensonga zabwe mu bujjuvu.

Bisakiddwa: Betty Zziwa


ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi
  • Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval
  • Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga
  • CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028
  • Abajjaasi ba UPDF 222 bawummudde obuweereza bw’amaggye

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist