Ttiimu y’eggwanga eyómupiira ogwébigere eya Uganda Cranes, etuuse mu kibuga Annaba ekya Algeria, gyégenze okwetaba mu mpaka za Africa Nations Championships Chan. Empaka zigenda kutandika nga 13 omwezi guno ogwa...
Omuteebi Karim Ndugwa ayanjuddwa mu club ya Vipers FC, mu kawefube w'okuggumiza tiimu enavuganya obulungi mu mpaka za Africa eza CAF Champions league, ate ne mu liigi ya babinywera eya...
Eyali nakinku w'ensi yonna mu kucanga endiba, Edson Arantes Do Nascimento abangi gwe bamanyi nga Pele, agalamiziddwa munju ye ey’olubeerera mu kibuga Santos ekya Brazil mu limbo gye yalaama okuzikibwamu...
Christiano Ronaldo ayanjuddwa mu Kirabu ya Al Nassr eya Saudi Arabia, nga kyaggye alekulire club ya Manchester United eya Bungereza. Ronaldo agenda kwambala omujoozi namba musanvu (7). Christiano Ronaldo buli...
Club y'omupiira Villa Jogo Ssalongo egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League efuumudde omutendesi wa ttiimu eyábaana abato era nga y'abadde avunanyizibwa ku dduyiro ku ttiimu enkulu Phillip...
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda, aggulewo empaka z'emipiira gy'ebika by'Abaganda ez'Omwaka guno 2022, mu ssazalye Bulemeezi. Bazzukulu ba Mutasingwa abeddira Embwa bagenda kuttunka ne bazzukulu...