• Latest
  • Trending
  • All

Etteeka liyisiddwa- abawagizi b’emizannyo abalwanira mu bisaawe bakusibwa emyaka 10

March 8, 2023
Express FC esiibudde abazannyi 4 omulundi gumu

Express FC esiibudde abazannyi 4 omulundi gumu

February 9, 2026
Okujjukira Rev. Eliasaph Sserwadda – president Museveni asabye bannaddiini bakulemberemu kawefube w’okwagazisa abantu enteekateeka za government ez’okubaggya mu bwavu

Okujjukira Rev. Eliasaph Sserwadda – president Museveni asabye bannaddiini bakulemberemu kawefube w’okwagazisa abantu enteekateeka za government ez’okubaggya mu bwavu

February 9, 2026
Police ekutte 4 abagambibwa okukozesa erinnya lya muwala wa president Museveni nebabba abantu

Police ekutte 4 abagambibwa okukozesa erinnya lya muwala wa president Museveni nebabba abantu

February 9, 2026
UNEB efunye Boodi empya – essira yakulissa kukwongera okuziba emiwaatwa egy’okubba ebigezo

UNEB efunye Boodi empya – essira yakulissa kukwongera okuziba emiwaatwa egy’okubba ebigezo

February 9, 2026
Joshua Cheptegei awangudde Dubai Half Marathon 2026

Joshua Cheptegei awangudde Dubai Half Marathon 2026

February 8, 2026
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo okuva e Mityana okudda e Mubende

Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo okuva e Mityana okudda e Mubende

February 9, 2026
Maj.Gen.Joseph Ssemwanga Musoke alondeddwa ku kifo ky’omumyuka w’Omudduumizi w’amagye ga UPDF agokuttaka

Maj.Gen.Joseph Ssemwanga Musoke alondeddwa ku kifo ky’omumyuka w’Omudduumizi w’amagye ga UPDF agokuttaka

February 7, 2026
home

Xiaomi Unveils REDMI Note 15 Series: REDMI Titan Durability Meets Advanced Imaging

February 7, 2026
Villa Jogo ekubye Pallisa Hospital mu mpaka za Uganda Cup – egumazeeko n’abazannyi 10

Villa Jogo ekubye Pallisa Hospital mu mpaka za Uganda Cup – egumazeeko n’abazannyi 10

February 6, 2026
Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga aweerezza obubaka obukubagiza Nnamwandu wa Ssaabalangira Godfrey Musanje Kikulwe n’abenjuye

Nnaalinnya Lubuga Agnes Nabaloga aweerezza obubaka obukubagiza Nnamwandu wa Ssaabalangira Godfrey Musanje Kikulwe n’abenjuye

February 6, 2026
President Museveni ajaguzza olwa bannauganda okumwongera ekisanja ekirala – n’okuweza emyaka 45 egya Terehe Sita

President Museveni ajaguzza olwa bannauganda okumwongera ekisanja ekirala – n’okuweza emyaka 45 egya Terehe Sita

February 6, 2026
Abakulembeze ba NUP 4 basimbiddwa mu kooti – bagguddwako gwakukuma muliro mu bantu

Abakulembeze ba NUP 4 basimbiddwa mu kooti – bagguddwako gwakukuma muliro mu bantu

February 6, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Etteeka liyisiddwa- abawagizi b’emizannyo abalwanira mu bisaawe bakusibwa emyaka 10

by Namubiru Juliet
March 8, 2023
in Amawulire, Sports
0 0
0
0
SHARES
106
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abawagizi b’emizannyo egyenjawulo abenyigira mu kukyankalanya emizannyo omuli okulwanira mu bisaawe, okuwemula, okukasuka ebintu ebittakirizibwa mu bisaawe ebiremesa emizannyo okugenda mu maaso,obudde bubakeeredde bakusibwa emyaka 10 singa emisango ginaabakka muvvi.

Bino birambikiddwa mu nnyingo eziyisiddwa parliament mu tteeka eppya erirungamya eby’emizannyo li Physical activities and sports bill 2022.

Abawagizi bano  era bakusasulira byebonoonye wamu nokuliyirira abo bebatuusizaako obuvune.

Abantu abanaasingisibwa emisango gino, bakuwerebwa okutaddamu kwetaba yadde okulinnya mu bisaawe ebyenjawulo okumala ebbanga lya emyaka 3.

Ttiimu z’emizannyo ezinabapangisa abakyuba okuzizannyirq mu mizannyo egitali gimu nabo bakusibwa emyaka 10, oba okutanzibwa obukadde bwa shilling 10 oba okukola ebibonerezo byombi singa omusango gunaabakka muvvi.

Mu tteeka lino buli ssomero litereddwako obukwakulizo okubeera nebifo ewazannyirwa emizannyo egitali gimu, nga buli ssomero liragiddwa okubeera wakiri n’emizannyo egikkunukkiriza mu 15 egizannyibwa abayizi.

Akakiiko k’eggwanga akavunanyizibwa ku by’emizannyo ka National Council of Sports kakwasiddwa obuvunanyizibwa okugaba license eri bannabyamizannyo ,club z’emizannyo abagala okutandiikawo amatendekero gemizannyo eri abaana abato ezimanyiddwanga sports academies, wabula okuweebwa license balina okusembebwa federation oba ekibiina ekitwala omuzannyo gwebagwamu.

Omuntu yenna okuli omukozi mu ttimu y’emizannyo, ebibiina ebifuga emizannyo ,balifiri oba  abantu abalala bonna abalina akwate ku muzannyo gwonna, abaneenyigira mu kusiba akapapula nekigendererwa ekyokufuna ensimbi bakusibwa emyaka 10.

Omuntu yenna afuna amawulire agakwata ku munnabyamizannyo eyasibye akapapula ekimanyiddwanga match fixing ,amawulire ago nagasirikira natategeeza ebitongole ebikwatibwako ebyemizannyo, wakusibwa emyaka 5 singa omusango gunaamuka muvvi.

Omuntu yenna atawereddwa lukusa okuva eri federation anakwata ku butambi omuzannyo gwonna oguba gugenda mu maaso, nekigendererwa ekyokufuna ensimbi mwebyo byaba akutte wakuvaanibwa.

Ba agents b’abazannyi mu muzannyo egyenjawulo , ba manager bakwewandiisa mu federations era bakuweebwa license, saako abaneenyigira mu mulimu guno nga tebalina license  nabo etteeka lyakubakolako.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Express FC esiibudde abazannyi 4 omulundi gumu
  • Okujjukira Rev. Eliasaph Sserwadda – president Museveni asabye bannaddiini bakulemberemu kawefube w’okwagazisa abantu enteekateeka za government ez’okubaggya mu bwavu
  • Police ekutte 4 abagambibwa okukozesa erinnya lya muwala wa president Museveni nebabba abantu
  • UNEB efunye Boodi empya – essira yakulissa kukwongera okuziba emiwaatwa egy’okubba ebigezo
  • Joshua Cheptegei awangudde Dubai Half Marathon 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist