Mu mpaka za Uganda Premier League, club ya Vipers ekiguddeko Bright Stars egikubye goolo 1-0 mu kisaawe e Kavumba n'esanyalaza emikisa gya Vipers egy'okulinnya kuntiko ya liigi eno. Gaddafi FC...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuggulawo empaka z'emipiira gy'ebika 2023, ku Saturday nga 13 May. Empaka zino zakuggulwawo ekika ky'Enkima n'Engabi.m mu kisaawe e Wankulukuku. Okuyingira mu kisaawe...
Club ya Kampala Queens esitukidde mu liigi ya babinywera ey'omupiira ogw'ebigere ogw'abakazi eya FUFA Women Super League season ya 2022/23. Kampala Queens ewangudde ekikopo ng'ekoze amaliri ne club ya Lady...
Ebyongedde okuzuuka ku nkayaana wakati wa Meeya wa Division ye Makindye Hajji Nganda Ali Kasirye Mulyanyama ne Lord Mayor wa Kampala Ssaalongo Elias Lukwago ku nsonga za ttiimu y'omupiira eya...
Club ya KCCA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League mu butongole erangiridde Jackson Mayanja Miya Miya ng'omutendesi omugya owa club eno okutuuka kunkomerero ya season eno 2022/23....
Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alabikako eri Obuganda mu kusimbula emisinde gy’amazalibwage agemyaka 68 nga asinziira mu Lubiri e Mengo, naalagira wabeewo okubudaabudibwa okwenjwulo eri abalina akawuka ka...