Liigi ya babinywera eya Uganda Premier League egenda kuddamu okuzannyibwa n'emipiira 2 mu bisaawe ebyenjawulo oluvanyuma lw'okuwumulamu akumala akaseera, olwa ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes ebadde mu mpaka ez'okusunsulamu amawanga...
Olukiiko oluddukanya liigi y'ababinywera eya Uganda Premier League luzeemu okukola enkyukakyuka ku mupiira ogugenda okubeera wakati wa Wakiso Giants ng'ettunka ne Express FC mukwano gwabangi. Omupiira guno mu kusooka, Uganda...
Empaka z'ekikopo ky'omupiira gw'amasaza ga Buganda ez'amakalirizo 2023 ziyindira mu kisaawe e Wankulukuku mu gombolola ye Lubaga mu Kampala mu ssaza Kyadondo. Mawokota ekubye Buddu goolo 3 : 0, Mawokota...
Akakiiko ka government akavunanyizibwa ku by’emizannyo mu Uganda aka National Council of Sports, mu butongole karangiridde nti kasazzizaamu enkolagana yaako n’ekibiina ekiddukanya omupiira gw’okubaka ekya Uganda Netball Federation. Mu bbaluwa...