Spain esitukidde mu kikopo kya UEFA Euro 2024 ekubye Bungereza ggoolo 2-1. Ggoolo za Spain ziteebeddwa Nico William ne Mikel Oyarzabal ate eya Bungereza eteebeddwa Cole Palmer. Lamine Yamal ow'emyaka...
Club ya Express mukwano gw'abangi ne Uganda Revenue Authority, zakukozesa e kisaawe kye Nakivubo okukyalizamu emipiira gyabwe season ejja 2024/25, Express egenda kukyusa okuva mu kisaawe kye Wankulukuku kyebadde ekozesa...
Ttiimu y'essaza Butambala ekiguddeko mu mpaka za Masaza ga bwekubiddwa Bulemeezi goolo 2-0 mu kisaawe kya Kasana Luweero. Butambala kati ekubiddwa omupiira ogw'okubiri ogw'omuddiringanwa, ate nga Bulemeezi ewangudde omupiira gwayo...
Club ya KCCA FC mu butongole erangiridde nga bwezeemu okukansa omuwuwutanyi Bright Anukani okuva mu club ya Vipers, mu kiseera nga club za liigi ya babinywera eya Uganda Premier League...
Abavugirizi abakulu aba ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes aba MTN Uganda nga bakolaganira wamu n'ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, balangiridde abawagizi abakulu aba ttiimu ya Uganda...
Club ya Villa Jogo Ssalongo etandise nakugwa maliri ga 0-0 ne club ya Al Merrikh Bentiu eya South Sudan mu mupiira gwayo ogusoose mu mpaka za Cecafa Kagame Cup eziyindira...
Empaka z'obugaali eza masaza ga Buganda, Aziz Ssempijja okuva mu ssaza Bulemeezi yawangudde mu bavubuka abalenzi abavuga obugaali obwa Sports Bike, ate Kevin Nakato okuva e kyaggwe n'awangula ez'abawala. Mu...
Club ya Wakiso Giants egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League mu butongole erangiridde nti etadde omutendesi John Luyinda Ayala okunoonya ekibanja ewalala oluvanyuma lw'endagaano okugwako. John Luyinda...