Omuzannyi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Abdul Lumala, mu butongole yegasse ku club ya Slaven Belupo egucangira mu liigi ya babinywera mu Croatia. Abdul Lumala mu kiseera...
Munnauganda omuvuzi w’eggaali z’empaka Charles Kagimu awangulidde Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka za All African Games eziyindira mu e Ghana. Charles Kagimu omudaali guno gwawangudde guwezeza emidaali gya...
Mu mizannyo gya All Africa Games egiyindira munsi eya Ghana, Misiri eyongedde okwerisa enkuuli mu kuwangula emidaali emingi, nga ekulembedde ensi zonna némidaali omugatte 94. Misiri yakawangula emidaali gya zaabu...
Abazannyi ba Badminton, Husinah Kobugabe ne Gladys Mbabazi, bawangulidde Uganda omudaali gwa zaabu mu mpaka za All Africa Games eziyindira mu Ghana. Omudaali guno baguwangudde mu muteeko ogwa Women Doubles,...
SC Villa Jogo Ssalongo eraze eryanyi mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League, ekubye club ya Express mukwano gwabangi bwebatalima kambugu goolo 1-0. Omupiira guno ogubaddeko n'obugombe guzannyidwa mu...
Empaka za masomero ga senior ne primary ez'obwakabaka bwa Buganda season ya 2024 zitandise ku ssomero lya Kawanda SS, ng'a amasomero gagenda kuvuganya mu mizannyo egyenjawulo. Empaka zino ziguddwawo...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eyabalenzi abatasussa myaka 20 eya Uganda Hippos, etandise nabuwanguzi mu mpaka za All Africa Games eziyindira e Ghana ekubye Nigeria goolo 2-1. Uganda Hippos okuwangula omupiira...
Ddiifiri munnauganda omu yekka era nga muwuubi wakitambala Ronald Katenya, yaalondeddwa okulamula mu mpaka z'emizannyo eza All Africa Games ez’omwaka guno 2024. Emizannyo gino gigenda kutandika nga 08 March okutuuka...
Omuzannyi wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Bobosi Byaruhanga, azeemu okwegatta ku club ya Austin FC II eya America ku ndagaano ya mwaka gumu. Bobosi avudde mu club...
Abawagizi ba ttiimu y’omupiira ogw’ebigere ey’e Bungereza eya Liverpool banna Uganda abegattira mu kibiina kyabwe ekya KOP-UG badduukiridde amaka g’abaana abatalina mwasirizi aga Nazareth Orphanage home mu Nnyendo mu kibuga...