• Latest
  • Trending
  • All
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

March 17, 2026
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40

by Namubiru Juliet
March 17, 2026
in Entertainment
0 0
0
Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40
0
SHARES
72
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Parliament ya Uganda eyisizza etteeka eriruηηamya  ebiyiiye ebyenjawlo omuli ennyimba, emizannyo, ebitontome ne Katemba erya Copyright and Neighbouring Amendment bill 2025.
Ebbago lino lizze lyogeza abayiiya, ne bannakatemba ebisongovu, nti olwokulwaawo okuyisibwa, nga bagamba nti kizze kibalemesa okuganyulwa mu biyiiye byabwe.
Wiiki ebadde eeyiseewo namba ng’ababaka bakubagana empawa ku nnyingo ezimu mu tteeka lino, ekyaliviirako okwongezebwayo wiiki namba nga teriyisibwa.
Mu lutuula lwa parliament olwanga 16 Mar h,2026, abayimbi ,bannakatemba n’abayiiya abalala abali eyo mu 50, bakedde ku parliament okubaawo ng’abajjulizi ng’ababaka kukubaganya ebirowoozo ku bbago lino eribakwatako obutereevu.
Bakulembeddwamu omuwabuzi wa President ku biyiiye  Edrisa Musuuza amanyiddwanga Eddie Kenzo, era oluvannyuma lwa Parliament okuyisa etteeka lino, abayimbi bakoolobezza ennyimba ezitendereza Omutonzi.
Omuyambi Edrisa Musuuza yebaziza bayambi banne olw’obumu bwebalaze mu kuyisa ebbago lino.
Commissioner wa parliament Owek Mathias Mpuuga Nsamba ayogeddeko nabamu ku bayambi bano, nabawabula nti nga bwebataddewo akazito okulaba nti etteeka lino liyisibwa, tebasa mukomo bagende mu maaso nga babanja okulambika kwetteeka lino kisobozese eteeka lino okutandiika okukola mu bwangu bwebaba bakuliganyulwamu.
Ebimu ku biri mu tteeka
Etteeka liyisiddwa era nga mulimu ennyingo eziteekawo ebibonerezo ebikakali eri abantu abakozesa ebiyiiye by’abalala mu bumenyi bw’amateeka, okubikyusakyusa nebakolamu ebyabwe nga bwebaagala.
Ekibonereza kyakusibwa emyaka 10 oba okusasula engassi ya bukadde bwa shs 40.
Mu tteeka  lino eriyisiddwa, emikutu gy’amawulire okuli TV, Radio, emikutu emigatta bantu, abategesi bebivvulu, disco nebirala egikozesa ebiyiiye by’abalala okusanyusa abawuliriza n’ekigendererwa eky’okufunamu ensimbi, bakusasulangayo omutemwa gw’ensimbi bannanyini biyiiye bino bafunemu mu buyiiya bwabwe
Emikutu gyempuliziganya naddala egy’essimu egikozesa ebiyiiye by’abantu okuli ennyimba ebitontone ne Katemba byakusasulanga omutemwa gw’ensimbi eri bannanyini biyiiye bino
Wakati mu kukubaganya ebirowoozo ku bbago lino, omubaka wa Kanyum Simon Peter Okwalinga asabye government nti nga abayiiya bwebagenda okuweebwa omutemwa gw’ensimbi okuva eri emikutu gy’amawulire egikozesa ebiyiiye byabwe, nabo government etandike okubasoloozaako omusolo okuva ku nsimbi zebafuna mu kuyimba  ku mikolo gy’embaga ,okwanjula n’ebirala.
Oluvanyuma lwa palament okuyisa etteeka lino, parliament yakulisindiika eri omukulembeze w’eggwanga okulyetegereza n’okulisaako omukono.
Oluvanyuma lyakukubwa  mu kyapa litandike okussibwa mu nkola, nga ne minister wa ssemateeka n’essiga eddamuzi bwakola okuluηηamya okunasobozesa etteeka lino okukola.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo
  • Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist