Tiimu ya St.Mary's Kitende 2022 Bya Issah Kimbugwe Essomero lya St Mary’s Kitende yeddiza ekikopo ky'empaka za masomero ga senior ezómupiira ogwébigere eza National Post...
Bya Issah Kimbugwe St Mary’s Kitende yesozze oluzannya olwakamalirizo mu mpaka z’amasomero ga senior ez’omupiira ogw’ebigere, eza National Post Primary Chmpionships eziyindira mu Arua. St. mary’s ekubye Kibuli SS goolo...
tiimu ya black power Bya Issah Kimbugwe Club 3 okuli Black Power, Maroons ne Kyetume zisuumusiddwa okuzannya mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League...
Denis Onyango Omukwasi wa goolo mu Mamerodi Sundowns eya SouthAfrica Club y'omupiira omuzannyira munnauganda omukwasi wa goolo Dennis Masinde Onyango eya Mamerodi Sundowns,esitukidde mu liigi ya...
Mike Mutebi mutendesi wa mupiira Bya Issah Kimbugwe Club ya AS Kigali egucangira mu liigi ya babinywera eya Rwanda egobye abadde mutendesi waayo munayuganda Mike Hilary...
Yunus Ssentamu ali mu bbanga ateebye goolo 2 Club ya Vipers eya Uganda Premier yesozze oluzannya olwa semifinals mu mpaka za Uganda Cup. Vipers ekubye Wakiso...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’okubaka mu Uganda ekya Uganda Netball Federation, kitongoza enteekateeka, enaasobozesa ttiimu y’eggwanga eya She Cranes okukiikirira Uganda mu mpaka za Commonwealth Games omwaka guno. Empaka zino zigenda...