Mu mpaka z'ebika by'abaganda ez'ekikopo ky'omupiira ogw'ebigere, bazzukulu ba Kalibbala ab'eddira Enseenene bawangudde bazzukulu ba Nnamwama ab'eddira Ekkobe ku ggoolo 1-0, mu mupiira ogubadde ogw'okulondako abakutte eky'okusatu. Omupiira gubadde mun...
Olwaleero nga 07 June,2025 mu kisaawe e Wankulukuku, z'empaka ez'akamalirizo ez'ebika by'Abaganda ez'omupiira ogw'ebigere ez'omwaka guno 2025. Bazzukulu ba Nsamba abe Ngabi be bagenda okuzuzumba ne bazukulu ba Lwomwa...
Bazzukulu ba Nsamba abe Ngabi ne bazukulu ba Lwomwa abe Ndiga besozze final y’emipiira gy’ebika bya Baganda egy’omupiira ogw’ebigere, bwe bawanduddemu bazukulu ba Namwana abe Kkobe ne bazukulu ba...
Club ya Vipers eyongedde okulaga eryanyi mu mupiira gwa Uganda, bwesitukidde mu mpaka za Stanbic Uganda Cup bw'ekubye club ya KCCA goolo 2-0. Omupiira guno ogubaddeko n'obugombe...
Ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere ey'abazannyi abatasussa myaka 17 eya Uganda Cubs, eteekeddwa mu kibinja K mu mpaka za FIFA U17 World Cup, kirimu France, Chile ne Canada ezigenda okuzannyibwa omwaka...