Kaliisoliiso wa government Betty Olive Namisango Kamya Akakiiko ka parliament akalondoola entambuza y'emirimu mu bitongole bya government aka COSASE kasazeewo okuyita eyaliko minister weby'ettaka nga kati...
President wa FDC ali ku ddyo, Patrick Amuriat ng'akwasa Dick Denis Owanyi bendera ya FDC ku kifo kya mp Omoro County Dick Denis Owanyi akwasidwa bendera...
Tolit Simon Akecha agenda okuvuganya mu kalulu ke Omoro ne president wa NUP Robert Kaygulanyi Ssenyamu Tolit Simon Akecha yásunsuddwa okwesimbawo ku kaada ya NUP, mu...
President wa Rwanda Paul Kagame ng'ateeka omukono mu kitabo ky'abagenyi mu state house e Ntebbe Bya Lubega Mudashiru President wa Rwanda Maj Gen Paul Kagame kyaddaki...
Government eyimirizza endagaano eyakoleddwa wakati wa ministry ye by'ensimbi ne kampuni y'o mukyala omu Italy eya Uganda Vinci Coffee Company Limited okusuubula emmwanyi za Uganda, esooke eddemu yekennenyezebwe. Abantu abenjawulo,abasuubuzi,abalimi,bannakyewa n'obwakabaka...
President Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa President wa Uganda era ssentebe w'ekibiina ki NRM Gen.Yoweri Kaguta Museven Tibuhaburwa alagidde banakibiina kya NRM ababadde bagala okuvuganya ku kifo...
Rtd Maj.Gen.Mugisha Muntu ng'akwasa Katikkiro Charles Peter Mayiga ekiwandiiko ekikwata ku kibiina kya ANT Bya Kato Denis Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye bannabyaabufuzi okwetoloola...
Ku kkono ye mubaka wa Makindye West Allan Ssewannyana ne munne wa Kawempe North Sseggirinya Muhammad nga bali mu kooti okuyita mu nkola y'omutimbagano Omubaka wa...
Abamu ku babaka ku ludda oluvuganya gavumenti nga bakulembeddwamu abakulira Mathias Mpuuga Nsamba balambudde ku babaka Allan Ssewannyana ne Muhammad Ssegiriinya mu kkomera e Kigo. Bategeezezza nti bombi basangiddwa ng’embeera...
Abamu ku babaka b'oludda oluvuganya government nga battaanya ku nsonga y'endagaano ekwata ku mmwanyi Ababaka ku ludda oluvuganya government basimbye nnakakongo ku nsonga y’okuggyako banna Uganda...