President wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu azeemu okukikaatiriza nti ekibiina kya NUP tekisobola kuteesa na President wéggwanga Yoweri Kaguta Museveni, okuggyako ngábagamba kimu nti agenda kuwaayo obuyiza naye ekitali ekyo...
Omukulembeze wékibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobi Wine awadde abantu be Serere amagezi nti balonde enkyukakyuka mu kalulu akagenda okubaayo ku lwókuna lwa wiiki eno ak'okujjuza ekifo kyómubaka wa...
Wabaluseewo obutakkaanya wakati wa ssabaminister Robina Nabbanja Musafiiri nábabaka ba Parliament mu kitundu kye West Nile, entabwe eva ku government okulangirira nti mu bbbanga lya myezi 3 gyokka okuva kati...
Bannamateeka b'ababaka Allan Ssewanyana ne Mohammed Sseggirinya nga bakulembeddwamu lord mayor Erias Lukwago n'ababaka abalala ab'oludda oluvuganya bakonkomalidde ku kkomera e Kigo, gyebabadde bagenze okuweebwa ababaka bano ababiri. Omulamuzi wa...
Ababaka Muhammed Seggirinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West bayimbuddwa ku kakalu ka kooti ka bukadde bwa nsimbi 20 ez'obuliwo. Ababeyimiridde balagiddwa okusasula obukadde 50 buli omu...
Eby'okuyimbula Ababaka Muhammed Sseggirinya owa Kawempe North ne Allan Ssewannayana owa Makindye West bikyazeemu omukoosi, omulamuzi wa kooti enkulu e Masaka Lawrence Tweyanze agobye abantu ababadde bazze okubeeyimirira. Omulamuzi wa...
Abantu 5 bebasuunsuddwa akakiiko kebyokulonda mu district ye Serere, okuvuganya mu kalulu k'okujjuza ekifo ky'omubaka akiikirira ekitundu kya Serere mu parliament. Alice Alaso wa ANT Ekifo...
Omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu asabye Banna Mubende obutava ku mulamwa wadde nga batiisibwatiisibwa. Kyagulanyi Ssentamu bino abyogeredde Nsengwe mu gombolola ya mutuba 1 Kitenga mu district ye Mubende,bw'abadde...
Ababaka ba parliament ab’oludda oluvuganya government nga bakulembeddwamu abakulira Mathias Mpuuga Nsamba balambudde ku bannaabwe Allan Ssewannyana ne Muhammad Ssegiriinya mu kkomera e Kigo. Wabula tebakkiriziddwa kulaba ku mubaka Allan...