Office ya Kaliisoliiso wa government ya Uganda mu butongole etandise okunonyereza ku sipiika wa parliament Anitah Annet Among nga president bweyalagidde, ku bigambibwa nti alina ebyobuggaga mu ggwanga lya Bungereza....
Sipiika wa parliament ya Uganda Anitah Annet Among asekeredde government ya Bungereza eyamutaddeko envumbo y'obutaddamu kurinnya lubu lwakigere mu ggwanga eryo, agambye nti talina kimutwala mu Bungereza nti kubanga talinaayo...
Ssaabakunzi wa NRM Rosemary Nnansubuga Sseninde alangiridde mu butongole nti akomawo okwesimbawo ku kifo ky'omubaka omukyala owa district ye Wakiso, ku kisanja eky'okuna. Rosemary Sseninde yakiikirira Wakiso okumala ebisanja 3,...
Ekibiina kya National Unity Platform kyanirizza ba memba abaggya omuli n'eyaliko ssentebe wa district ye Masaka Jude Mbabaali avudde mu DP. Abalala bavudde mu bukiika kkono bwa Uganda, abavudde mu...
Bannakibiina kya National Unity Platform 28 bagaaniddwa nate okuyimbulwa kuy kakalu ka kooti omulundi ogwókusatu, nga kooti egamba nti tebalina maka ga nkalakkalira gyebayinza kusangibwa singa babeera bateereddwa. kino kitabudde...
Abakulembeze b'oludda oluwabula government mu parliament banjudde embaririra y'omwaka gw'ebyensimbi ogujja ogwa 2024/2025 ya trillion 43 gyebalowooza nti singa government gyetambulirako bannauganda bakugiganyulwamu awatali kusosolwa. Embaririra eno eyanjuddwa omubaka wa...