Parliament mu butongole efulumizza enteekateeka ezigenda okugobererwa mu kukungubagira abadde omubaka omukyala owa district y'e Kalangala Hellen Nakimuli. Mu kiwandiiko ekiteereddwako omukono sipiika wa Parliament Annet Anita Among, Omugenzi Nakimuli...
Olusirika lw'ababaka ba parliament abaakalondebwa bannakibiina ki NRM, n'abatalina bibiina wabula nga bakkiririza mu ndowooza ya NRM olubadde luyindira e Kyankwanzi okumala wiiki nnamba lukkomekerezeddwa. Yatandika nga 07 April, akomekkerezeddwa...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ng'alamusa ku mubakwa wa Germany mu Uganda Ambassador Mathias Schauer Omubaka wa Germany mu Uganda H.E Mathias Schauer yeeyanzizza Ssaabasajja...
Olutalo olw'ebigambo wakati wa sipiika wa parliament Nnaalongo Anitah Annet Among ne minister wa ssemateeka n'essiga eddamuzi Norbert Mao lusitudde enkundi, nga buli omu aweereza munne ebigambo ebijiijiira, ttagali yenna...
Oludda oluwabula government mu parliament lufulumizza embalirira y'omwaka gw'ebyensimbi ogujja ogwa 2026/2027, gye basuubira nti government eri mu buyinza gyeyandigoberedde okutuusa ku bannauganda obuweereza obusaanidde. Embalirira ekoleddwa oludda oluvugabya ya...
Office ya kaliisoliiso wa government erangiridde nti bagunjizaawo enkola eyokumutimbagano; abakozi ba government mwebagenda okuyita okulangirira eby'obugagga byabwe,kikendeeze ku muwendo gw’abantu ababadde bagaana okwanja ebyobugagga byabwe nga bekwasa engendo empaanvu....
Bannamateeka ba munnakibiina ki PFF era eyavuganyako ku ntebbe yobwa president Rtd Col. Dr.Kiiza Besigye Kifeefe bagaanyi okusaba kwa government kweyateeka mu kkooti, nga bagala nti okuwuliriza emisango egivunaanibwa abantu...