Abadde sipiika wa parliament ey'omulundi 11, Annet Anita Among kyaddaaki aggye enta mu byokwesimbawo kubwa sipiika bwa parliament eye 12. Anita Annet Among mu bubaka bwayisizza ku kibanja kye ekya...
Ababaka ba parliament eye 12 bamalirizza okulayira, mu nteekateeka emaze ennaku 3 ng'eyindira ku parliament ya Uganda, kati balindiridde kulonda bakulembeze babwe okuli sipiika wa parliament n'omumyuka we. Okulayiza ababaka...
Abantu abasoba mu 7 bebaggyeyo empapula ku kitebe ky’ekibiina kya NUP, nga bagala baweebwe kaadi y'ekibiina okuvuganya ku kifo ky'okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala. Ekifo kino kyalimu Hellen Nakimuli...
Ababaka ba parliament ya Uganda abatuula ku bukiiko okuli akalondoola ebyokwerinda n'ensonga zomunda mu ggwanga, saako akalondoola eby,amateeka obubadde bwetegereza ebbago ly'etteeka erya Protection of sovereignty bill 2026, balemeddwa okukaanya...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa aliko ennambika zaakoze ku bbago ly'etteeka eriri mu parliament, government mweyagala okuyita okunyweza obwetengereze bwa Uganda. President Museveni agambye nti ye ebbago lyeyayisa...
Ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM kyanjudde entekateeka mwekigenda okuyita okwetaba mu kalulu k'okujjuza ekifo kya ssentebe wa district y'e Kikuube, nga kino kigenda kuddamu okulondebwa oluvannyuma lweyali ssentebe Peter...
Olukiiko lwa district y'e Kalangala luyisizza ebiteeso ebisiima abadde omubaka omukyala akiikirira district eyo mu Parliament, Hellen Nakimuli eyafudde ku Sunday nga 19 April,2026 oluvannyuma lw'okumulongoosa mu lubuto naatadda ngulu....