• Latest
  • Trending
  • All
Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

May 5, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026

by Namubiru Juliet
May 5, 2026
in Opinions
0 0
0
Parliament ya Uganda eyisizza etteeka ly’obwetengereze bw’eggwanga – li protection of sovereinty act 2026
0
SHARES
59
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Parliament ya Uganda eyisizza ebbago ly’etteeka erigenderera okukuuma obwetengereze bw’e ggwanga li protection of Sovereignty Bill 2026, oluvannyuma lw’okuggyamu obuwaayiro obubadde busiinze okwemulugunyizibwako bannansi.
Etteeka lino liggyiddwamu akawaayiro akabadde kanyigiriza ebitongole by’obwanakkyewa okufuna obuyambi okuva ebweru w’eggwanga, saako akawaayiro akalala akabadde kayita bannauganda abali mu mawanga amalala nga babadde bayitibwa bagwira, n’okukendeeza ku bibonerezo ebibaddemu.
Wabula waddewo okusika omuguwa mu lutuula lwa parliament, Ababaka okuva ku ludda oluwabula government, bwebabadde bawakanya eky’obutakubaganya birowoozo ku bbago eryaleetebwa government, nti libadde lirina kuyita nga bweryayanjulwa government.
Ensonga eno mu parliament etandise ne ssentebe w’akakiiko k’ebyokwerinda Wilson Kajwengye okulambika obuwaayiro bannauganda abeebuzibwaki bwebazze bemulugunyako okuli 1, 2, 15, 18, 24 ne 25.
Obuwaayiro buno mwemubadde okuyita bannauganda abawangaalira emitala wamayanja abagwira, ebbago okuba nga linyigiriza abasiga nsimbi, okugotaanya ebyenfuna nga tewali akkirizibwa kufuna sente zisukka buwumbi 400 nga taweereddwa lukusa,minister okuba nga aweebwa obuyinza okusalawo ku nsonga ezenjawulo omuli ne ensimbi zonna eziva ebweru w’eggwanga saako nebirala.
Enongosereza zino era zibadde zitaliza ebitongole n’abantu abayambako eggwanga mu byobulamu, ebyokusoma nebirala ebigwa mu kkowe eryo ku lwebyenfuna n’obulungi bw’eggwanga, era ngono ategeezezza nti singa ennongosereza zaamenye zitunulwamu ebbago lino liba teririna buzibu.
Wabula ababaka abenjawulo naddala ku ludda oluvuganya government, kino basoose kiwakanya nebakuba ebituli mu alipoota ya ababaka abangi.
Waliwo abaleese  alipoota ez’abatono eziwerera ddala 6 ezaabwe, nga bakulembeddwamu Omubaka wa Erute south Jonathan Odur bategeezezza nti ebbago lino singa lifuuka etteeka bulabe bwenyini eri eggwanga.
Wabula akaseera bwekatuuse okukubaganya ebirowoozo ku bbago lino,Nampala wa government Hamson Obua ategezezza nga kino bwekiteetagisa wabula bagende ne Alipoota ya bangi batunuulire obuwaayiro kamu mu kamu,  ekintu ekitabudde ababaka ku ludda oluvuganya nga bakiwakanya.
Gyebigweredde nga Speaker ataddewo okulonda bagende n’omuwendo gw’abangi,  nga wano abawagira ekyokuva kawaayiro kawaayiro bebasinze obungi.
Ekiddiridde kubadde kugenda ku mutendera ogumanyiddwa nga committee stage  okutunuulira obuwaayiro buno obwakolebwamu ennoongosereza, gyebigweredde nga liyisiddwa nga likoleddwamu ennoongosereza nemugyibwamu obuwaayiro obumu.
Obuwaayiro obukyusiddwa;
Mu buwaayiro obwagonzeddwa mu bbago lino, kwekuli;
-Okuggyawo okuyita bannauganda abagwira.
-Amakanisa,amasomero n’abateesobola abali mu buwandiike okusigala nga bafuna obuyambi awatali bukwakkulizo
Ebibonerezo byakendezeddwa okuva ku kusibwa emyaka 20 okudda ku 10 singa omuntu asingisibwa omusango gw’ikuyingiza sente mu ggwanga ezisoba mu bukadde 400 nga tasoose kufuna lukusa.
-Engassi ya sente  nga okuva ku buwumbi 2 okudda 1 eri omuntu sekinoomu kko nengassi y’e bitongole okugibwa ku buwumbi 4 nedda ku 2 nebirala.
Embeera ebaddewo ng’etteeka liyisibwa;
-Ababaka ba NRM baakedde kutuula mu kafubo okuguna eddooboozi erya wamu ku tteeka lino.
– Ab’ebyokwerinda abawanvu n’abampi baayiiriddwa okwetoloola parliament
– Enguudo ezim ezituuka ku parliament ziggaddwa
-Parliament ebadde ekubyeko bugule okwawukanako n’amateeka agabadde gaakayisibwa gyebuvuddeko, ababaka mwebabadde bakiika nga baamuswaba.
Bisakiddwa: Edithie Nabagereka
https://cbsfm.ug/ebbago-lyetteeka-lya-protection-on-sovereignty-bill-2026-erigenderera-okukuuma-obwetengereze-bwa-uganda-abaweerezebwa-ensimbi-okuva-ebweru-weggwanga-bakusooka-kufuna-lukusa-okuva-mu-government
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco
  • Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist