• Latest
  • Trending
  • All
President Museveni awakanyizza obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’obwetengereze bwa Uganda erya Protection of sovereignty bill 2026 – mwassibwamu ebitayisibwa mu lukiiko lwa ba minister

President Museveni awakanyizza obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’obwetengereze bwa Uganda erya Protection of sovereignty bill 2026 – mwassibwamu ebitayisibwa mu lukiiko lwa ba minister

April 30, 2026
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 25, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 25, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

May 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

May 23, 2026
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

May 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

May 22, 2026
Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

May 22, 2026
Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

May 21, 2026
Government ya Uganda eyimirizzaamu ennyonyi eziva mu DRC, awamu n’ebidduka ebirala okuyingira Uganda okutaangira ekirwadde kya Ebola

Government ya Uganda eyimirizzaamu ennyonyi eziva mu DRC, awamu n’ebidduka ebirala okuyingira Uganda okutaangira ekirwadde kya Ebola

May 21, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President Museveni awakanyizza obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’obwetengereze bwa Uganda erya Protection of sovereignty bill 2026 – mwassibwamu ebitayisibwa mu lukiiko lwa ba minister

by Namubiru Juliet
April 30, 2026
in Opinions
0 0
0
President Museveni awakanyizza obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’obwetengereze bwa Uganda erya Protection of sovereignty bill 2026 – mwassibwamu ebitayisibwa mu lukiiko lwa ba minister
0
SHARES
50
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa aliko ennambika zaakoze ku bbago ly’etteeka eriri mu parliament, government mweyagala okuyita okunyweza obwetengereze bwa Uganda.
President  Museveni agambye nti ye ebbago lyeyayisa mu lukiiko lwaba minister teryogerangako era terigendererangako kuziyiza nsimbi eziyingira n’okufuluma eggwanga, ezigenda mu bitongole ezimanyiddwa nga Foreign Direct investment , enzirikiriza neezo ezisiindikibwa bannauganda abawangaalira mu mawanga g’ebweru
Museveni mu kiwandiiko kyafulumizza agambye nti aze awulira kyayise olwali oba kkerere araga nti etteeka lya Protection of Sovereignty bill ligenda kuziyiza ensimbi eziyingira eggwanga ezigenda mu bitongole, enzikiriza neezo ezisindiikibwa kuno bannayuganda abawangaalira mu mawanga amalala, kino agambye nti kikyaamu nnyo era lwali lwennnyini.
Museveni agambye nti etteeka lya Protection of Sovereignty Bill ly’amanyi, lyeryo erigyayo emiramwa abantu ba ssemazinga w’omuddugavu Africa gyebaalwanirira okuva mu mwaka gwa 1900 mu biseera abafuzi bamatwale, ow’okulwanirira obwetengereze bw’amawanga g’omuddugavu.
Museveni ajulizza ebigambo byeyali omukulembeze wa Tanzania omugenzi Julius Nyerere, byeyayogera nti okwetongola(independence) kitegeeza kubeera n’eddembe okukola ku nsonga ze,, ate n’okuyigira ku nsobiize okukola ekituufu.
Okusinziira ku Mzei museveni ,obwetengereze oba sovereignty kitegeeza mutwesonyiwe, mutuleke  twekolere ku bizibu byaffe fekkaffeka , temuyingirira oba  temukiika nsiingo nga muvugirira enteekateeka zaffe okuyisaawo ebyammwe.
Museveni agambye nti nga ssemateeka waUganda bwakirambika, obwetengereze obwogerwako mu ssemateeka ono, government ebwesigamako era nebukozesa okuyita mu kalulu ng’ennyingo eye  1(4) ,ennyingo 59 n’ennyingo 68 bwezirambika.
Museveni akinogaanyizza nti abatakwatibwako nsonga za Uganda, tebalina kuzeeyingizaamu mu bigambo, mu buvugirizi, oba ebikolwa ebirala, naagamba nti enkola y’okweyingiza mu ngeri eggwanga gyerisalawo enkola yaazo n’okutambuza eggwanga kiyinza okusaanyawo ensi.
President Museveni annyonyodde nti NRM enkola zezze eteekawo emyaka 40 egiyise, tukuli yadde neemu ekugira bantu oba ebitongole okuyingiza oba okufulumya mu ggwanga ensimbi zebakoze mu mateeka, kababeere bannauganda abawangaalira mu mawanga amalala.
Museveni alagidde Nnampala wa government mu parliament Hamson Obua n’abakulembeze b’obukiiko bwa parliamnet obwekenneenya ebbago lino, essira baliteeke ku kinyusi mu bbago lino ekikwata mu kweyingiza mu bwetengereze bw’eggwanga Uganda.
https://cbsfm.ug/ebbago-lyetteeka-lya-protection-on-sovereignty-bill-2026-erigenderera-okukuuma-obwetengereze-bwa-uganda-abaweerezebwa-ensimbi-okuva-ebweru-weggwanga-bakusooka-kufuna-lukusa-okuva-mu-government/
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo
  • Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966
  • Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna
  • Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist