Government eteekateeka okwewola obukadde bwa ddoola za America 190, mu shilling ya Uganda bwe buwumbi nga 696 okuva mu Stanbic Bank, esobole okusasula kampuni ya UMEME. Endagaano ya UMEME...
Katikkiro wa Buganda munna Mateeka Charles Peter Mayiga asabye abawandiisi bébitabo okubiwandiika mu ngeri esikiriza kisobozese abantu okubyettanira okubisoma, neyebaza prof. Augustus Nuwagaba olw'okuwandiika ebitabo ebikwata obutereevu ku by'enfuna...
Ministry yebyentambula n'enguudo esazeewo okuddamu okwetegereza abakozi bonna abaali bakolera mu bitongole okuli Uganda road fund ne UNRA, government byeyagyawo ku nkomerero y'omwaka oguwedde 2024 Ministry eno egenda kulanga emirimu...
Akakiiko ka parliament akakuba ttooki n'okusunsula abakulu President Museveni babeera awadde obukulu, kamalirizza okusunsula governor wa banka enkulu ey'eggwanga Dr. Micheal Ating-Ego n'omumyuka we Prof Augustus Nuwagaba. Abakulu babuukeereza enkokola...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa kyaddaaki alonze ba governor ba banka enkulu ey'eggwanga Alonze abadde omumyuka wa governor Dr Michale Ating -Ego, kati ye governor wa bank of...
Abakozi ba bank enkulu eya Uganda n'aba ministry y'ebyensimbi 9 bwakwtiddwa Ekitongole kya police ekinoonyereza ku misango ki CID ku byekuusa ku bigambibwa nti balina kyebamanyi ku vulugu eyakolebwa mu...