Ekeleziya Katolika mu Uganda erangiridde nti olunaku lw'abajulizi omwaka guno 2026, abakkiriza bakulukwatira ku bigo ne mu masaza gabwe. Olunaku lw'abajulizi ba Uganda lukuzibwa buli nga 03 June, ku biggwa...
Ebitongole by'okwerinda nga bikulembeddwamu ekitongole kya police ekinoonyereza ku misango ekya CID baaIzza amaka g'abadde sipiika wa Parliament eye 11 Annet Anita Among agasangibwa e Nakasero ku Macknoni road mu...
Ekeleziya Katulika mu Uganda efunye Omubaka wa paapa omuggya, Tomasz Crysa. Omutukuvu Ppaapa Leo XIV , alonze Ssaabasumba Tomasz Grysa okubeera omubaka wa Paapa mu Uganda, okudda mu bigere bya...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa alonze omulamuzi wa kkooti ejjulirwamu Justice Moses Kawumi Kazibwe, okufuuka omumyuka wa Ssaabalamuzi w'eggwanga omuggya. Ekifo kino kibadde kikalu okuva mu January w'omwaka...
Abantu 6 bafiiridde mu kabenje akagudde mukabuga k'e Lumanyo mu ggombolola ye Maddu mu district ye Gomba, ku luguudo oluva e Sembabule okudda e Mpigi. Emmotoka ya taxi ekika kya...
Akakiiko kebyokulonda kalangiridde ennaku zomwezi 24 June,2026 olw'okuddamu okulonda okujjuza ekifo ky'omubaka omukyala owa district ye Kalangala. Hellen Nakimuli eyali omubaka wa district eno yafa mga 19 April,2026. Enteekateeka eno...