Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board ( UNEB) kirabudde abakulira amasomero mu ggwanga olw’okuduumuula ebisale by’okuwandiisa abayizi okutuula ebibuuzo by’akamalirizo, bategeezezza nti buli eyeerimbika mu...
Akakiiko akalwanyisa enguzi mu maka g'obwa President aka State House Anti Corruption Unit katandise okuteeka ekiragiro kya President Museveni mu nkola eky'okunoonyereza ku vulugu agambibwa nti yetobeka mu kuddaabiriza camera...
By virtue of the powers given to the President of Uganda under Articles 108(1) and (2), 108A(1), 111(1), 113(1), and 114(1) of the 1995 Constitution of the Republic of Uganda,...
Omubaka wa Budama west Jocob Oboth Oboth alondeddwa ye sipiika wa parliament eye 12, azze mu bigere bya Nnalongo Annet Anitah Among. Mu kulonda okuyindidde ku kisaawe e Kololo nga...
Ministry y'ebyenguudo ng'eri wamu ne kampuni ezimba olutindo lwa Katonga ku luguudo lwa Kampala -Masaka eggadde ekitundu ku Katonga ,okusobozesa kampuni eno okumaliriza emisoso egisembayo mu nteekateeka y'okukola olutindo olwo....
Munnakibiina kya NUP John Marry Ssebuufu awangudde Obwa Sipiika bw`olukiiko lwa KCCA, ate ye Namazzi Olive Kagobula nga naye wa NUP naye naawangula eky'Obumyuuka bwa Sipiika. Ssebuufu John Marry Owa...
Ebitongole by’okwerinda bizzeemu okwaza amaka g’abadde sipiika wa parliament Annet Anitah Among agasangibwa e Nakasero mu Kampala, biboyeeyo emmotoka endala 3 ezibadde mu maka ago. Emmotoka ebbiri eziboyeddwa zombi kika...
Ekereziya Katolika esiibudde abamu ku balamazi abaavudde mu Democratic Republic of Congo abasoba mu 70, ababadde basoose okutuuka mu Uganda okwetaba mu bikujjuko by'olunaku lw'abajulizi nga 03 June e Namugongo....
Akabondo k'ababaka ba parliamnet abava mu Buganda balonze omubaka wa Buvuma munna NRM Robert Migadde Ndugwa okubeera ssentebe wabwe mu parliament eye 12, agenda kudda mu bigere bya Muhammad Muwanga...