• Latest
  • Trending
  • All
Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

May 11, 2026
Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026

Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026

June 13, 2026
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

June 12, 2026
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna

June 12, 2026
Obwakabaka  bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

Obwakabaka bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

June 12, 2026
Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

June 12, 2026
Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

June 12, 2026
Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

June 11, 2026
Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

June 11, 2026
Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 –  okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 – okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

June 11, 2026
Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise –  president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise – president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

June 10, 2026
Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament  eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

June 10, 2026
Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

June 10, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda

by Namubiru Juliet
May 11, 2026
in Amawulire
0 0
0
Abasirikale 8 bavunaaniddwa gwakulagajjalira mirimu – ekyaviirako ababbi okubalabiriza nebayingira era nebabba ebintu bya bank of Uganda
0
SHARES
56
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abasirikale 8 okuli abapolice 5 n’abakampuni y’obwannanyini 3 ababadde bakuuma bank enkulu eya Uganda ekitebe ekikulu mu Kampala,  basimbiddwa mu kooti ya Buganda road nebasomerwa emisanvu gy’okulagajjalira emirimu ekyaviiriddeko abazigu okwesogga bank nebabbamu computer 7.

Abasirikale ba police abavunaaniddwa kuliko Sgt Amone Joseph, Pc Ouma Wilson, Pc Omach Thomas, Pc Mungusho Shafic, ne Pc Oryono Brian.

Abalala abavunaaniddwa bakuumi okuva mu kampuni y’obwannanyini eya Ultimate Security ltd  okuli Onduri Alex, Orache Solomon, saako Ocen Morish owa Saracen Uganda Limited.

Omuwaabi wa government Allan Mucunguzi ategeezezza kooti nti nga 04 May,2026 ababbi baamenya nebayingira mu kitebe kya bank enkulu eya Uganda, nebabbamu computer okwali ebiwandiiko bya bank ebiwera, era okunoonyereza ku musango gwonna kugenda mu maaso.

Omulamuzi Rophine Achayo, abavunaanibwa abasindise ku alimanda okutuusa nga  May 29, 2026, lwebanaakomezebwawo mu kooti.

Ebyo nga biri bityo, Waliwo n’abavubuka abalala 2 police beyakutte nga bateeberezebwa okubba ebintu bya Bank of Uganda.

Bisakiddwa: Betty Zziwa

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Kyadondo ne Buweekula tewali alabye katimba ka munne – mu mupiira ogugguddewo empaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo
  • Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna
  • Obwakabaka bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026
  • Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist