• Latest
  • Trending
  • All
Abakuuma ddembe bazinzeeko amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi

Abakuuma ddembe bazinzeeko amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi

May 16, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

Yogaayoga Katikkiro Charles Peter Mayiga okuweza emyaka 13 ng’okuuma Ddamula

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abakuuma ddembe bazinzeeko amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi

by Namubiru Juliet
May 16, 2026
in Amawulire
0 0
0
Abakuuma ddembe bazinzeeko amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi
0
SHARES
5
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ebitongole by’okwerinda nga bikulembeddwamu ekitongole kya police ekinoonyereza ku misango ekya CID baaIzza amaka g’abadde sipiika wa Parliament eye 11 Annet Anita Among agasangibwa e Nakasero ku Macknoni road mu Kampala, mu nteekateeka egenda mu maaso ey’okumunoonyerezaako nti yenyigira mu bulyake n’obukenuzi.
Ebitongole bino kubaddeko ekya CID, Egye lya UPDF, JAT, ekitongole ekikettera Munda mu ggwanga ki ISO, ki CMI.
Kigambibwa nti abakuuma ddembe bano okusalako amaka ga speaker wa Parliament Annet Anita Among, kivudde ku bigambibwa nti yenyigira mu bulyake, obukenuzi saako okuddiibuuda ensimbi za Parliament mu ngeri y’okwegyalabya.
Kigambibwa nti abadde yakaguka  n’emmotoka ekika kya RollsRoyce ebalirirwamu obuwumbi bwa shs 3.5.
Ab’ebyokwerinda basoose kusalako ekkubo eriyita ku  nnyumba ya Sipiika Annet Anita Among, olwo ne bayingira munda ne batandika okufuuza amaka ge.
Wabula tekinategerekeka biki abakuuma ddembe byebayinza okuba nga bazudde mu maka ga sipiika, naye waliwo abakuuma ddembe abalabiddwako nga bafulumayo n’ebibokisi ebiddugavu nebabiteeka mu mmotoka, wabula ebibaddemu tebinategeerekeka.
Bannamawulire tebakiriziddwa kuyingira munda mu maka ga Sipiika, era obwedda basiinzira ku kizimbe kya Twed tower okufuna ebigenda maaso.
Tekitegereekese oba nga Annet Anita Among abaddemu munda mu maka ge, abakuuma ddembe webagafuulizza amaka gano, wadde ng’abakuumi abamu babadde balengerwa ku gate ye.
Kigambibwa nti mu nsisinkano Among gyeyabaddemu ne President Museveni mu maka g’obwa President Entebbe,  yasabiddwa okuva mulwokako lw’obwa Sipiika, oluvanyuma lwa vulugu ayogerwako nti abadde mungi mu kisanja kye, mbu wabula yandiba nga yabadde aziimudde ekiragiro kya mukama we.
Bino webijidde nga enkalu ku kifo kyobwa Sipiika wa parliament eye 12 zikyagenda maaso.
Omudduumizi wa UPDF era mutabani wa President, nga ye  Gen Muhoozi Kainerugaba yagambye nti agenda kuwagira omubaka wa Budama South county Jacob Oboth Oboth ku bwa Sipiika, wadde  ng’ekisinde kye ekya PLU kyali kyalangirida dda nga bwekyali emabega wa Annet Anita Among, ekyayongedde akasatiiro ku kifo kino.
Wabula waayise mbale, PLU neerangirira nti eby’okuwagira Among ebivuddemu.
Kigambibwa nti basirikale abakuuma ku Parliament nabo baakuyitibwa ku kitebe kya bambega e Kibuli okubaako byebanyonyola, omuli n’omuteesitesi omukulu owa Parliament Adolf Kasaija Mwesigye.
CBS eyigeddeko n’omwogezi w’eggye erikuuma President erya SFC Jimmy Omara, naagamba nti nga bbo aba SFC tebalina kyebamanyi ku kikwekweto kino eky’ikufuuza amaga ga Annet Anitah Among.
Police ebadde tenafunika kubaako kyennyonyola ku nsonga zino.
Kalisoliso wa government naye yalangiridde yatandise okunoonyereza ku by’obuggagga bw’abadde Sipiika wa Parliament, oluvanyuma lw’okufuna ebbaluwa okuva mu bamwoyo gwa ggwanga nti anoonyereze ku Among, ku nsonga y’okubeera mmo mu kukwenyigira mu bulyake n’obukenuzi.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakuuma ddembe bazinzeeko amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi
  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist