Police ezikiriza omuliro erangiridde nti sirinda za gas n'emisubbaawa ezikozesebwa mu maka ga bantu agenjawulo zikoze kinene mu kubalukawo kw'omuliro oguzze gusanyawo ebintu mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo. AIGP Stephen...
Police ye Jinja erikumuyiggo gw'omugoba w'emmotoka ya Isuzu No. KBD9015U, agambibwa okuba nti abadde asumagira neemuva mu ngalo netomera omuvubuka abadde ayoza Taxis NO. UED238L e Bugembe ku luguudo okuva...
Government ya NRM etandise ku nteekateeka z'okukola ennongosereza mu tteeka erifuga eggye lya UPDF, okuwa kkooti z'amagye obuyinza obuwozesa abantu babulijjo abateereberezebwa okwenyigira mu misango egyekuusa ku kubeera n'ebyokulwanyisa ebirina...
Libadde ssanyu jjereere ku Kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe abakkiriza Abasoddookisi mu Uganda bwababadde baaniriza Ppaapa era Patriarch of Alexandria and all Africa Omutukuvu Theodoros II. Agenyiwadde mu Uganda ku...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte omukuumi wa kampuni y'obwannanyini ku bigambibwa nti yanyaze ku mukama we obukadde bw'ensimbi za Uganda 79. Akwatiddwa ye Ndamuwe Joseph abadde akolera kampuni y'obwananyini eya...
Olukiiko lw'Abalabirizi mu kkanisa ya Uganda olwa House of Bishops lulonze era nerukakasa Rev Canon Gaster Nsereko, okuba omulabirizi ow'omusanvu ow'obulabirizi bwa West Buganda. Bamulondedde mu lukiiko olutudde ku Acaki...
Munnansi wa Kenya,Raila Omoro Odinga awanguddwa akalulu kookuuvuganya ku ntebe y’omukulembeze w'akakiiko akaddukanya emirimu mu mukago ogutaba amawanga ga Africa ogwa African Union Commission. Abamulembeze b'amawanga ga Africa bali mu...