Omuliro ogutannamanyika kweguvudde gukutte negusanyaawo ennyumba ya ssentebe w'ekyalo Lwajja-Kinaakukka mu gombolola ye Kituntu mu district ye Mpigi. Ennyumba ya ssentebe Monday Katula Vicent egenze okukwata omuliro ng'abaawaka bonna tebaliiwo....
Ekitongole ky'ebigezo mu ggwanga ki Uganda National Examinations Board (UNEB) kifulumizza ebyava mu bigezo bya S.4 ebyatuulwa omwaka oguyise 2024, nga gwemulundi ogusookedde ddala abayizi okukola ebigezo ebyesigamiziddwa ku nsomesa...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku bibuuzo eby'akamalirizo mu ggwanga ekya UNEB, kirangiridde nti abayizi ebitundu 98% kwabo abaatula ebibuuzo mu 2024 mu curriculum empya bayise ebibuuzo, era bakweyongerayo ku mutendera oguddako ogwa...
Entiisa ebuutikidde abatuuze be Namwendwa mu district ye Kamuli, abaana babiri ababadde bazannyira mu kinnya omwasimibwa amayinja ettaka libabuutikidde. Abaana babadde babeera ne Jjaja wabwe Nambala Miriyati 70, eranga bino...
Police etandise omuyiggo ku basomesa abalabiddwako mu katambi akasasanidde emitimbagano nga bakuba omuyizi emiggo emiyitirivu ekyalese abantu nga bewunaaganya. Waliwo abasomesa abalabiddwako mu katambi mu district ye Ntungamo nga baliiko...
Ministry y'ebyenjigiriza ekakasizza nti yakufulumya ebyava mu bibuuzo by'abayizi abaatuula ebya S.4 mu 2024, enkya ku Tuesday nga 11 February,2024, kisobozese abayizi okweyongerayo neemisomo gyabwe nga bukyali. Abayizi emitwalo 36...
Emmotoka lukululana enneetisi y'Amafuta ekutte Omuliro neesaanawo, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana. Bino biguddewo ku makya ga nga 8 February,2025 ku kyalo Kiwawu okumpi n'essamba y'amajaani eya...
Amaka g'obwa president gakakasizza okulondebwa kw'abalamuzi abawerako okuli amyuka Ssaabalamuzi w'eggwanga n'abalamuzi ba kkooti enkulu. Amaka g'obwa president mu mbeera eno, gafulumizza olukalala lw'abalamuzi abalonde, nga kino kisanguddewo ekiwandiiko ekibadde...