Police mu Kampala n'emiriraaano eggalidde abavubuka 2 nga kigambibwa nti banyagako omuzungu nga Omungereza nsimbi obukadde 25 nga bakozesa Olukujjukujju. Ababiri abakwatiddwa ye Kizito Jonathan eye eyita Jona nga wa...
Police ye Jinja ekutte omuntu 1, kwabo 10 abaatoloka mu kaduukulu ka Police ya CPS mu kibuga Jinja wiiki ewedde. Abaatooka baali bakwatiddwa nga bateberezebwa okuba abamenyi b'amateeka. Omwogezi wa...
Omulabirizi wa West Buganda omujja Bishop Gaster Nsereko atuuziddwa ng'Omulabirizi owomusanvu ow'Obulabirizi buno. Omukolo guyindidde mu kisaawe e Kako mu Buddu. Omulabirizi Nsereko azze mu bigere by'omuwummuze Bishop Henry...
Omwezi omutukuvu ogwa Ramathan 2025 gukomekkerezeddwa. Obubaka obuvudde e Saudi Arabia bulaze nti omwezi gubonese era Eid El-fitir neerangirirwa nti yaankya ku Sunday nga 30 March, 2025. Abaddu ba...
Entambula esannyaladde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mityana mu kitundu Omugga Mayanja wegusalira, wakati w'ekyalo Buyala ne Buloba. Oluguudo luguddemu ekitundu nga kiteeberezebwa okuba ng'ettaka lyaanafuye oluvannyuma lwannamutikwa...
Eyaliko ssenkulu wa Makerere University Professor Dumba Ssentamu awadde amagezi abayizi abatikkirwa mu matendekero agawaggula obuteetuulako nga balindirira okufuna emirimu gya woofiisi, wabula balowooze ku mikisa egyibeetoolodde nga batandikawo emirimu...
Ekikangabwa n'entiisa bibuutikidde abatuuze be Nabyewanga-Lutukuma mu gombolola ye Kingo mu district y'e Lwengo, abaana 2 bwebajjiiridde mu nnyumba mu kiro ekikeesezza olwaleero nga 28 March,2025. Nnyina w'abaana abadde abalese...
Munnamateeka Erias Luyimbazi Nalukoola akubye ebirayiro ebimufuula omubaka omujjuvu owa Kawempe North. Abikubidde mu kifo sipiika wa parliament waakyaliza abagenyi ku parliament. Ebirayiro abikubye ku ssaawa 6 ezomuttuntu, era ng'awerekeddwako...