Ssemaka Awusha Moses akakkanye ku mukyalawe Awuma Unisi naamutemaatema namutta, bibadde ku kyalo Namagenge mu gombolola ye Mutumba mu district ye Namayingo. Abatuuze abogeddeko n'omusasi waffe e Busoga Kirabira Fred,...
Abantu 10 bebasunsuddwa okuvuganya ku kifo ky’obubaka bwa Parliament owa Kawempe North,mu kusunsula okumaze enaku biri nga kuyindira e Kawempe. Mu basunsudwa kwekuli Luyimbaaza Nalukoola owa NUP, Mukiibi Sadat wa...
Entiisa ebutikudde abatuuze be Mutumba A mu district ye Namayingo, omwana owe myezi 4 bwafiridde mu n.nyumba ekutte omuliro. Bibaddewo ku saawa emu eyokumakya nga 26 February,2025, abazadde bomwana Masaba...
Abakyala 5 aba FDC ab'ekiwayi kye Katonga balemereddwa okutwalibwa mu kooti nga bava mu komera e Luzira, olw'obutaba na ngoye zakwambala. Abataano bano okuli omumyuka wa Mayor wa Kampala Doreen...
Police ezikiriza omuliro erangiridde nti sirinda za gas n'emisubbaawa ezikozesebwa mu maka ga bantu agenjawulo zikoze kinene mu kubalukawo kw'omuliro oguzze gusanyawo ebintu mu bitundu bye ggwanga ebyenjawulo. AIGP Stephen...
Police ye Jinja erikumuyiggo gw'omugoba w'emmotoka ya Isuzu No. KBD9015U, agambibwa okuba nti abadde asumagira neemuva mu ngalo netomera omuvubuka abadde ayoza Taxis NO. UED238L e Bugembe ku luguudo okuva...