Police ye Kanoni mu gombolola ye Butenga mu district ye Bumomansimbi ekutte abantu 4 nebaggalira, kigambibwa bekobaana nebatemaatema omuwala Christine Nannozi eyali akyali Nakawere nebamubbako omwana we. Kigambibwa nti oluvannyuma...
Akakiiko k'ebyokulonda mu district ye Kalangala kalangiridde munna kibiina kya NRM Idah Nabayiga nga yawangudde akalulu k'okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district ye Kalangala. Akakiiko Kano kalangiride omuwanguzi ku saawa...
Akakiiko keby`okulonda mu ggwanga ka Electoral Commission of Uganda kalangiridde okulonda kwaba ssentebe b'ebyalo kwakubeerawo nga 28th July ab'akakiiko ka L.C 1, ate aba L.C II bakulondebwa nga 10 August,2026...
Abadde Munna Mawulire wa bbs Terefayina Joseph Sseruwooza aziikiddwa Kyalo Bwenzitiire mu District ya Rakai mu Ssaza Kooki, era ayogeddwako ng'abadde omukozi ennyo, era nga takulembeza sente ng'akola emirimu. Sseruwooza...
Ekerezia Katolika ekungubagide omugenzi, Joseph Sseruwooza, abadde omuwereeza ku BBS Terefayina, era neesasiira nnyo abenju ye. Okusabira omugenzi Joseph Sseruwooza mu lutikko e Lubaga Rev Father...
MunnaNRM Paddy Kisembo alangiriddwa ku kifo kya ssentebe wa district ye Kikuube, mu kalulu akakubiddwa nga 18 June, 2026 akabadde ak'okuddamu okulonda ssentebe wa district eno. KIsembo awangudde n'obululu 26,612...
Akabenje kagudde ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kyotera abantu 8 bafiiriddewo, abalala 4 baddusiddwa mu ddwaliiro e Kalisizo nga bali mu mbeera mbi. Akabenje kagudde mu kitundu ekimanyiddwa...