President w'ekibiina ki People's Front for Freedom era ng'abadde Mayor wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago awambiddwa okuva mu makaage agasangibwa e Wakaliga olwa leero nga 15 June,2026. Lukwago awambiddwa abasajja...
Ba minister abaggya batandise okubangulwa ku ntambuza yemirimu mu government mu kisanja kino 2026-2031 ,mu mussomo ogugenda mu maaso a Kyankwanzi Okubangula kuno kuyindira Kyankwanzi mu bbanguliro lya government erya...
Omulamuzi wa kkooti ku City Hall mu Kampala Edgar Karakire asindise ku alimanda abasajja abagambibwa okukkakana ku Sydney Gongodyo nebamukuba nebamutta nga baamuteebereza okubba akasawo k'omukazi. Abasindise mu kkomera e...
Ba minister abawerako omukulembeze w'eggwanga beyalonda nga ssi babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okutuula mu parliament okuteesa, n'okukola emirimu gya parliament. Amateeka agafuga parliament galagira ba minister abatali babaka...
Omuliro ogutannamanyika kweguvudde gukutte ekisulo kyÁbayizi ku ssomero lya God’s Plan nursery and primary school Ndejje Makindye Ssaabagabo mu Wakiso gusaanyizaawo ebintu byÁbayizi byonna. Omuliro guno ogukutte ku ssaaw...
Baminister ba Uganda mu kisanja ekiggya ekya 2026/2031 bakubye ebirayiro okuweereza eggwanga, ku mukolo ogutegekeddwa mu maka g'obwapresident Entebbe. Omumyuluka wa President Retired Maj.Jessica Alupo ne Ssaabaminisita wa Robinah Nabbanja...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa ayanjulidde parliament eye 12 amabago g'amateeka 38 government geyagala parliamenr yekenneenye mu mwaka gwayo guno ogusooka 2026/2027. Amabago gano gatereddwa mu nnambika emanyiddwanga...
Ba minister 80 kwabo 82 abaalondebwa omukulembeze we ggwanga ku ntandikwa y'ekisanja ekya 2026/2031 bebayise mu kasengejja k'okusunsulwa parliament mu okuyita mu kakiiko aka appointments committee. Omulimu guno gututte ennaku bbiri...
Akakiiko ka parliament akasunsula n'okukuba ttooki mu bantu omukulembeze w'eggwanga babeera awadde obukulu, kansunsudde 42 ku lunaku olusoose, mu nteekateeka y'okusunsula abaalondeddwa okubeera ba minister mu government mu kisanja...