Ssentebe wa district ye Kamuli Charles Mugude Maxwell Kuwembula afiiridde mu kabenje akagudde e Nakifuma, ku luguudo oluva e Kampala okudda e Kayunga. Kigambibwa nti Kuwembula abadde agenda ku kitebe...
Police erangiridde nti egenda kuggala enguudo ezimu embalirira y'eggwanga eyo mwaka 2025/2026 bwenaaba esomebwa mu butongole mu kisaawe e Kololo. Minister w'Ebyenfuna n'okuteekeerateekera eggwanga Matia Kasaija asuubirwa okusomera eggwanga embalirira...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni ne mukayala Janet Kataha Museveni era Minister w'ebyejigiriza ne mizaanyo bazizza buggya obugya NdagaMuntu zabwe, mu nteeekateeka y'e kitongole kya NIRA ekikola...
President wa Uganda Gen. Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni,agambye nti government egenda kuleeta amateeka amaggya agoongera okukalubya embeera y’okusengula abantu ku ttaka, ngeemu ku nkola ey’okuyambako okulwanyisa ekibba ttaka ekisusse. Abamu...
Ku kasozi Kampala mukadde okutuula ekitebe ky’Obuyisiraamu ki Uganda Muslim supreme Council, Mufti wa Uganda Sheikh Shaban Ramathan Mubajje alabudde ku bulyake bwagambye nti bubuutikidde abamu ku bavunaanyizibwa ku...
Parliament ekakasizza nti ababaka ba parliament 8 bebakawandiikira sipiika nga bamutegeeza mu butongole nti baasaze eddiiro okuva mu bibiina by'obufuzi mwebaayingirira parliament ey'omulundi ogwe 11, nebadda mu birala. Etteeka eriruηamya...
Kyadaaki akakiiko k'eby'okulonda mu ggwanga katongozza ekibiina ky'ebyobufuzi ki Peoples' Front For Freedom (PFF) ekibadde kiteembetwa abaali ba Memba ba FDC nebakyabulira. Bakwasiddwa Satifikeeti ebakkiriza okwenyigira n'okwetaaya mu by'obufuzi bwa...
President wa Uganda Gen.Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa ayogeddeko eri eggwanga n'okuggulawo omwaka gwa parliament eye 11 ogusembayo. Emikolo giyindidde ku kisaawe ky'amefuga e Kololo. President Museveni agambye nti buli munnauganda...