Police ne balubbira baayo ekyalemeddwa okuzuula omulambo gw’omuserikale waayo Justin Rubangakene, eyagudde mu mazzi ku mwalo gwe Obongi mu district ye Moyo mu kiro. Omuserikale ono amazzi yagaguddemu ku ssaawa...
Alipoota ya police ekwata ku muliro ogwokezza akatale k'e Kajjansi, eraze nti omuliro guno guvudde ku ssigiri eyalekeddwa mu kimu ku bibanda ebisangibwa mu katale kano. Alipoota eraze nti emidaala...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte omusirikale waayo akubye omuyizi wa Uganda Christian University amasasi agamulese ng'anyiga biwundu. Akubiddwa amasasi agamuviriddeko okuddusibwa mu ddwaliro okufuna obujjanjabi ye Naggayi Natasha myaka 21,...
Police mu district e Mbarara eggalidde musajja waayo police constable Charles Opio namba 50158, akkakkanye ku mujaasi wa UPDF naamukomerera amasasi agamuttiddewo. Enjega eno abaddewo ku ssaawa 12 ez'akawungeezi ka...
Abatuuze mu Ggombolola bbiri okuli Kikandwa ne Kalangaalo mu district ye Mityana basobeddwa oluvannyuma lw'omugga Matte okubooga neguwaguza . Ebyentambula bisannyaladde mu kitundu era abantu kati basanga akaseera akazibu okutuuka...
Abatuuze ku kyalo Dewe Lutembe mu Kajjansi Town Council mu District ye Wakiso baguddemu ekikangabwa, omwana bw’akubye mwana munne ekikonde ekimutiddewo. Omwana owemyaka 14 yakubye mwana munne ow'emyaka 12. Kigambibwa...
Police mu Kampala n’emiriraano atandise okunoonyereza ku kiviiriddeko omusirikale w’ekitongole ekikuumi ekya SGA okwekuba amasasi agamusse. Atuhaire Rogers kigambibwa nti yeyekubye amasasi, era Police egamba nti etandikiddewo okunoonyereza oba yeyekubye...