Abatuuze mu Ggombolola bbiri okuli Kikandwa ne Kalangaalo mu district ye Mityana basobeddwa oluvannyuma lw’omugga Matte okubooga neguwaguza .
Ebyentambula bisannyaladde mu kitundu era abantu kati basanga akaseera akazibu okutuuka ku ddwaliro lye Kyantungo H/C III, n’okutuuka e Kiryokya.#