Abatuuze ku kyalo Bituuju mu Gombolola ye Kasokwe district ye Kaliro baliko abavubuka babiri bebazingizza n'ente eteeberezebwa okuba enzibe, babakubye emiggo egobasse nebabatemako n'emitwe. Abatuuze bano abakaawu, bagambye nti bakooye...
Abatuuze ku kyalo Kawaala mu town council ye Maddu mu district ye Gomba baguddemu ekikangabwa, oluvanyuma lw’omuvubuka okugwa mu ddaamu y'amazzi n'afiirawo Abamu ku batuuze bategezeza nti agudde mu ddamu...
Omusajja omu ateeberezebwa okubeera owa ADF akwatiddwa mu bitundu bye Mpondwe mu district ye Kasese nga kigambibwa nti yoomu ku batirimbudde abayizi n'abatuuze abasoba mu 40 ku ssomero lya Mpondwe...
Abatuuze abawangalira e Minziiro mu gombolola ye Kyebe mu district ye Kyotera bali mu ddukaduka, eggana ly'enjovu lizinze ekitundu kyabwe. Enjovu zino enkambwe zonoonye buli kimu naddala emmere n'emiti gyebibala...
Abayizi b'essomero lya Mpondwe Lhubiriha secondary School Kasese 37 battiddwa mu bulumbaganyi obubakoleddwako abateebeezebwa okuba abayeekera ba ADF. Essomero lino liri mu kitundu kye Mpondwe kilometre 2 okuva ku nsalo...
Abajulizi 10 bebagenda okulumiriza minister omubeezi ow’ensonga ze Kalamojja , era ye mubaka omukyala owa District ye Buduuda Agnes Nanduttu ku misango gy'okwezibika amabaati g’abawejjere be Karamojja. David Bisamunyu munnamateeka...
Abaana b'essomero lya Mubende Parents Secondary 65 basimatuse okufiira mu kabenje ka e Bus namba UAM 897C mwebababdde batambulira, eyabise omupiira neegwa e Bulenga okumpi ne Kampala. Abayizi b'essomero bano...