Kkooti enkulu ewozesa abalyake n’abakenuzi eyisizza ekiragiro ekikugira bannamawulire okukwata ebifaananyi mu kkooti, wakati nga minisita avunaanyizibwa ku nsonga z'e Karamojja Mary Gorret Kitutu, mugandawe n’omuyambi we bavunaanibwa omusango gw'okwezibika...
Nalwanga Jackline atemera mu gy'obukulu 30 ku kyalo Nakabugo mu ggombolola ya Wakiso mumyuka mu district ye Wakiso y'akubiddwa amasasi agamutuddewo. Kigambibwa nti Nalwanga okukubwa amasasi abadde akedde kugenda mu...
Police e Mubende enunudde omwana wa myezi 3, kigambibwa nti yabadde abbiddwa ku bazadde be. Omwana ono azaalibwa Magezi Aaron ne Nakityo Rose, ab’e Kikona Cell, Kirungi Ward, South Division...
Police ye Kiwangala mu district ye Lwengo ekutte omukazi kagwe nsonyi akakkanye ku mwana omuto namutunuza mu mbuga za sitaani Kigambibwa nti omwana bazadde be babadde bamutumye ku dduuka,...
Enkumi n'enkumi z'abantu betabye mu kuziika eyaliko omubaka wa Makindye West munnakibiina kya JEEMA Hajji Hussein Kyanjo. Ssaabasajja Kababa Ronald Muwenda Mutebi II asaasidde abenju yamusajjawe, era eyaliko omubaka...
Eyali Ssaabasumba w’essaza ly’e Mbarara Paul Bakyenga aziikiddwa mu lutikko ya Ekeleziya ya Our Lady of Perpetual Help e Nyamitanga mu kibuga Mbarara. Abakungubazi bamutenderezza ng'omuntu abadde ayagala ennyo eddiini...
Emmotoka Fuso eremeredde omugoba waayo mu bitundu bye Nateete mu gombolola ye Lubaga mu Kampala, esse omuntu n'okwonoona mmotoka ne bodaboda eziwerako. Afudde abadde mugoba wa bodaboda era ng'abadde aweese...
Omwepisikoopi w'essaza ly'e Kiyinda Mityana Rt. Rev. Dr. Joseph Anthony Zziwa awadde bannaddiini 6 Obusasoolodooti, Obudyankoni 6 ne Abasebinaaliyo 8 bafunye emiruka ogw'obusomi n'Obuweereza Omukolo guyindidde ku Lutikko ya Noah...