Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ayanjudde enteekateeka y’okujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II eg’emyaka 68. Obuganda bwakujaguza amazaalibwa ga Omutanda nga 13 April 2023, ng’emikolo gyakuyindira...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alambula ku njegoyego z'ennyanja Nnalubaale, mu bitundu ebye Ntebbe. Omutanda abadde ku Resort Beach e Ntebbe, mu ggandaalo ly'amazuukira ga Yezu kristu aga...
Abamu ku bantu abanetaba mu misinde gy'amazaalibwa ga Kabaka batandise okwegezaamu mu lugendo. Emisinde gino gyakuddukibwa mu miteeko 3 okuli aba Km 5, 10 ne 21. Emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga aggudewo mu butongole omwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake oguyindira mu Lubiri lwa Ssabasajja e Mengo. Awadde abantu ba Kabaka obubaka okunyiikira okukola nókuwangana amagezi...
Obwakabaka bwa Buganda butongozza ennambika entongole enaagobererwa mu kwabya ennyimbe n’obusika. Ennambika eno yateekeddwateekeddwa era newandiikibwa ba Jjajja Abataka abakulu ab’obusolya. Ennambika eno etongozeddwa Katikkiro wa Buganda ku mbuga enkulu...
Obukadde bwa shilling za Uganda 50,970,000/= bwebusondeddwa bannakyaggwe mu nkola ya Luwalo Lwange. Ssaabawaali Bubiito Buikwe,Ssaabagabo Ngogwe,Mutuba IV Kawuga ne Mutuba IX Goma, kwosa n'olukiiko lweby'enkulakulana mu ssaza Kyaggwe. Oluwalo...