Obwakabaka bwa Buganda butongoza bboodi empya eya kkampuni y’essimu eya K2 Telecom ejjudde. Omulangira Arthur Mawanda alondeddwa nga Ssenkulu waayo ate Omukungu Sekabembe William ye ssentebe wa bboodi eno. Omulangira...
Omumyuka owokubiri owa Katikkiro wa Buganda era Omuwanika w`Obwakabaka past District Governor Owek Robert Waggwa Nsibirwa atongozezza bulungi bwansi ow`okugogola ennyanja ya Kabaka. Ennyanja ya Kabaka esangibwa mu Ndeeba mu...
Obwakabaka bwa Buganda bugabidde abaami ba Kabaka ab'amagombolola pikipiki mu nteekateeka egendereddwamu okubayambako okutuuka ku bantu ba Kabaka yonna mu byalo gyebali, mu kawefube w'okubamanyisa ku kirwadde kya siriimu. Abaami...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye okulwanyisa obubenje ku nguudo kwongerwemu amaanyi,ng'essira lissibwa ku bupande bwokunguudo obuwandiikiddwa mu nnimi ennansi. Katikkiro abadde asimbula mmotoka z'empaka ku Forest Park e...