Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atuuzizza Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Southern California, Arizona ne Hawaii, Owek. Fred Ssennoga Makubuya n'olukiiko lwakulembera nalwo. Omukolo gubadde ku Hilton Hotel, Woodland...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,akyalambula abantu ba Beene mu America, n'okunoonya bannamikago mu byenkulaakulana y'Obwakabaka. Katikkiro ng'ali wamu ne Baminisita; Owek Mariam Nkalubo Mayanja n'Owek. Joseph Kawuki n'ekibinja okuva...
Aba Rotary Club ya Antioch e California mu Amerika batonnedde Obwakabaka bwa Buganda ddoola z'Amerika 7000, nga zibalirirwamu ensimbi za Uganda obukadde obusoba mu 25. Ensimbi zino zakuyambako okusima...
Katikkiro Charles Peter Mayiga, asisinkanye abamu ku bakulu abaddukanya ekitongole ki Bill and Melinda Gates Foundation, ku kitebe ekikulu mu kibuga Seattle eky'America. Ekitongole kino kiyamba abantu mu ngeri ezitali...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asisinkanye abakulira kkampuni enkozi ya kaawa, eya Cascade Coffee e Seattle mu Amerika, mu kaweefube ow'okufuna bannamikago, abakwasizaako Obwakabaka ku nteekaterka ya mmwanyi...
Katikkiro Charles Peter Mayiga, asisinkanye atwala Rotary Club y'e Bellevue, mu kibuga Seattle ekya Amerika Thomas A. Leonidas okulaba engeri Obwakabaka gye buyinza okubangawo enkolagana eyeesigamiziddwa ku kukuuma n'okutaasa...