• Latest
  • Trending
  • All
Eno ye Ntanda: Mulwadde taggya mutwe wansi – nga tewannajja gwayagala

Eno ye Ntanda: Mulwadde taggya mutwe wansi – nga tewannajja gwayagala

November 16, 2023

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri –  2027 ne 2028

CECAFA ekkiriza Rwanda okuddamu okutegeka empaka za CECAFA Kagame Cup emyaka emirala ebiri – 2027 ne 2028

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Eno ye Ntanda: Mulwadde taggya mutwe wansi – nga tewannajja gwayagala

by Namubiru Juliet
November 16, 2023
in BUGANDA
0 0
0
Eno ye Ntanda: Mulwadde taggya mutwe wansi – nga tewannajja gwayagala
0
SHARES
186
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abamegganyi Bukenya Francis eyafunye obugoba eyafunye obugoba 20 ne Kasagga Robert Kalema eyafunye 16 baasuumusiddwa okugenda mu lumeggana oluddako ate Ssaalongo Kulazikulabe Andrew ayafunye obugoba 15 yawanduse.

Biibino ebibuuzo by’entanda ya 15.11.2023.

1. Embuga ya Ssaabaganzi eweebwa linnya ki?-  Buganziganzi.

2. Amatikkira ga SSaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II aga Jubireewo gaaliwo mu mwaka ki? –  2018

3. Olugero: Kyesirabanga sikyogera – .Enkuba tejjula kamoome

4. Omwezi ogujja Kabaka lwagenda okukyalira essaza lyaffe tereeza –  Omwezi ogujja Kabaka lwagenda okulambula essaza lyaffe

5. Ani yawandiika ekitabo Enkuluze Y’ennono y’Omuganda? –  Dr. Martin Luther Kato Mugambwa

6. Eyaliko Ssaabaminisita wa Uganda Benedicto Kiwanuka yabuzibwa mu mwaka ki? –  1972

7. Ekisoko ennyindo okuba nga y’enkata kitegeeza ki? – Okuba ng’omuntu munyiivu nnyo

8. Emimwa egy’olugali giba gyakula gitya? – Nga migazi era ng’olugali

9. Erinnya Ssaabaganzi bweryali terinnaleetebwa yayitibwanga Nakasese, lwaki? – Kubanga yagenda nga e Ssese afuneyo amagezi g’okuwangaaza mutabani wabwe

10. Waakayita emyaka emeka okuva Kabaka Ronald Mutebi lweyabikka akabugo omulundi ogwasooka? –  Emyaka 54

11. Olugero: Obutamanya nnaka – bukuzza gyebaakutunda

12. Tereeza ssentensi. Okumanya omukolo gwasusse obunyuvu ne Kabaka yazinye amazina – yasambye endege

13. Ani yawandiika ekitabo Ebyafaayo n’ebifa mu Bwakabaka bwa Buganda? – Gordon Wavamunno

14. Gavumenti ya Amiini yawera ddi obwannannyini bw’ettaka mu Uganda? –  1975

15. Ennyumba okuba ng’eyamugogi e Ssenyi kitegeeza ki?  – Ennyumba okuba ennene ennyo

16. Emimwa egya nnalugoba gyegiba gitya? – Giba mitono nga misongovu

17. Erinnya Ssaabaganzi lyasooka kuyitibwa ani? –  Kafugankande

18. Okuva Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II lweyakuba enkanamu, waakayitawoo emyaka emeka? –  24

19. Olugero: Ddiba likaze – Ennyomo zikolonge

20. Tereeza sentensi. Twasanze Kabaka alya mmere – ALI MU BIBBO

21. Ani yawandiika ekitabo Ebisoko n’enjogera ez’amakulu amakusike? – Prof. JC Ssekamwa

22. Abayisirayiri baalumba ddi Uganda nga bayita ku kisaawe e Ntebe? – 1976

23. Ekisoko ekiwundu okusamba eddagala kitegeeza ki?  – Embeera okutabuka ennyo

24. Emimwa egy’omuntu gyegitya? –  Gy’emimwa eminene.

25. Mu lulimi lw’abakomazi mulimu ekigambo ekisembeeko, kye ki? – Ensawo omuterekwa ensaamu

26. Ppaapa eyasooka okujja mu Uganda yajja ddi? –  1969..

27. Ani yali ssentebe w’olukiiko omwakolerwa ssemateeka wa Buganda? –  Kabaka Kintu

28. Olugero: Empisi ay’amaddu – efa kiteteme

29. Engabo Omuganda gyayita Ennyami efaanana etya? – Yeeyo gyebalukako n’enjulu

30. Tuwe embeera bbiri eziwanuuzibwa ku muti Kinene. – Gwamira Nnamalere nti yagamba nti ajja kugutomera aguyitemu n’aremererwa

31. Ab’ekika ky’Engeye bayina ennyanga yaabwe eyitibwa Nanfuka esangibwa ku kyalo ki?  – Ttanda

32. Omuntu avugira akagaali ku luguudo alina kuvugira ku mukono ki? – Kkono

33. Olugero: Mulwadde tajja mutwe wansi – nga tewannajja gwayagala

34. Tuweeyo ebintu eby’ennono bibiri omuganda byeyeetaaga okuluka ekibbo – Enjulu n’obukeedo

35. Engabo omuganda gyayita ey’ensinga yeeba etya? – Erukibwako n’ebibo

36. Essaza omusangibwa ensozi Kitala ne Nsangi –  Busiro..

37. Tuweeyo emigaso ebiri egiraga nti ennyanja Nnalubaale kya buwangwa eri Omuganda? –  Lubaale gyasibuka, ate kweubeera empingu ya Kabaka..

38. Amagula omuganda gaayita ag’entaala gegaba gatya? – Amagulu amawanvu ennyo..

39. Tuweeyo amannya abiri ag’ebika bya kasooli omuganda?   Nalwango ne Mazzi ga Yubu

40. Ekikata kyebakola mu byayi n’essanja kwebatuuza ekita ky’omwenge kiweebwa linnya ki? – Ekigamba..

41. Okugalinnya gyegava kisoko kitegeeza ki? –  Okweyonoonera omukisa gwo..

42. Essubi lyebaserese ku nju bwerikaddiwa nebalijjako liweebwa linnya ki? – Obukajumbe

43. Olugero: kimanyiire bwekiba – Emmese tetomera buziizi¹

44. Nnamwandu bwajjibwa ku kifigi atwalibwa ludda wa? – Mu nsiisira ya mwannyina

45. Mu nganda zaffe mulimu gwebayita Kayobya, yaani? – Ssenga aba yakuza omwana wa mwannyina omuwala.

Bitegekeddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1
  • Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist