Obwakabaka bwa Buganda busse omukago ne Tropical Bank okukolera awamu mu ntegeka eziyamba okukyusa obulamu bw'abantu ba Buganda. Omukolo gubadde mu Bulange e Mengo. Katikkiro wa Buganda Owek Charles Peter...
Ekitongole kya Nnabagereka Fund kyegasse ku kaweefube w'okukwasizaako omwana mulenzi Joel Grace Mwanja ow’emyaka 12 ali ku lutalo lw'okulwanyisa omugejjo, asobole okudda mu mbeera entuufu ng’abaana abalala. Omwana ono Joel...
Omubaka wa Butuluuki (Turkey) mu Uganda Ambassador Mehmet Fatih akiise embuga, okubaako ensonga ez'enkizo ezituukibwako n'Obwakabaka bwa Buganda mu byenkulaakulana. Mu nkolagana eno Obwakabaka busuubirwa okuganyulwa mu mirimu gya bamusigansimbi...
Ttabamiruka w'abakyala ba Buganda ow'omwaka 2024 atambulidde ku mulamwa ogugamba nti "Abakyala ba nkizo mu nkulaakulana eya namaddala". Katikkiro wa Buganda Owek Charles Peter Mayiga asabye wabeewo entekateeka eyenjawulo...
Olukiiko lwa Boodi ya ministry y'Obulambuzi mu Buganda lutongozeddwa mu mbuga y’Obwakabaka enkulu e Mengo, neruweebwa ensonga 4 ez’enkizo ezisaanye okukolebwako mu bwangu ddala. Kuliko enzirukanya y’Ebyobulambuzi evaamu ensimbi ,...
Omubaka wa Ssaabasajja mu Ssaza UK ne Ireland Owek. Ssaalongo Geoffrey Kibuuka atuuzizza olukiiko lw’ebbendobendo lya South ne West England okutema empenda mu nteekateeka z'obuweereza bwabwe n’okwanjula abaami b’emiruka omusanvu...