Abatuuze mu kibuga Kaliisizo mu district ye Kyotera bavudde mu mbeera nebatwaliira amateeka mu ngalo, bakkakkanye ku muvubuka ateeberezebwa okubeera...
Abaddu ba Allah abasiraamu basadde Eid Adhuha, era obubaka bwabwe obusinga butaambulidde kukuwanjagira Allah ataase bannauganda obwavu n'ekitta bantu ekiyitiridde....
Ministry y'eby'obulimi, obulunzi n'obuvubi mu ggwanga erangiridde nti amakungula ga Vanilla agaddako gatandika nga 17 July,2023, neerabula abalimi obutageza kukungula...
Omuliro gusanyizaawo ebintu by'abasuubuzi mu district ye Mukono mu gombolola ye Mpatta ku kyalo Mpatta. Omuliro ogutanaba kutegerekeka kweguvudde gukutte...