Omukulembeze w’ekibiina agugumbudde banna kibiina kya NUP abagenze bava ku mulamwa olw’obusente, nti n'abalabula nti bajjukire nti abantu abaabalonda bakyaliwo...
Abasuubuzi abakakkalabiza emirimu gyabwe munda mu Makerere University baddukidde mu kkooti ejulirwamu nga bawakanya ekya kkooti enkulu gyebuvuddeko okulangirira...
Munnauganda Victor Kiplagat awangudde omudaali gwa Zzaabu mu mpaka z'embiro empanvu ez'abasajja eziyindira mu kibuga Budapest ekya Hungary. Embiro aziddukidde...
Obukulembeze obwokuntikko obw'ekibiina ki National Unity Platform bukyoomedde ababaka ba parliament ba ssemugayaavu, abatakoze kibasuubirwamu ekiviiriddeko abalonzi okwevuma ekyabalonza ababaka...