Kkooti ensukkulumu enywezezza ekibonerezo eky'okusibwa mu nkomyo emyaka 10 n'ennaku 10, ekyaweebwa eyali omuteesiteesi omukulu mu ministry ya government ezebitundu...
Nabbambula w’omuliro atanategerekeka kwavudde asanyizaawo ennyumba z'abatuuze e Lusaze mu gombolola ye Lubaga mu kibuga Kampala. Kitegerekese nti omuliro guno...
Eyaliko omukulembeze w’ekibiina ky'ebyobufuzi ekya FDC era omu kubatandisi baakyo Col Kizza Besigye Kifefe yerayiridde nti tagenda kusirika nga ekibiina...
Abasomesa 6 ku ssomero lya Nampita secondary school mu district ye Yumbe baakutwalibwa mu mbuga z’amateeka bavunaanibwe, oluvannyuma lw’Okukwatibwa nga...