Akakiiko k'eddembe ly'obuntu mu district ye Wakiso kalambudde ekkomera ly'e Kitalya erisangibwa mu Wakiso gyebasanze omijjuzo gw'abasibe, nga kyeraliikiriza naabalikulira....
Abaddukanya amaka agalabirira abaana abataliiko bazadde babwe okuli Nsambya Babies Home ne Sanyu Babies Home basabye government ebayambeko ku mulimu...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naalambula Amasiro ga ba Jjajjaabe , okulaba omulimu gw’okuyooyoota Amasiro ge Kasubi Nabulagala...