• Latest
  • Trending
  • All
Omwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake 2024 gukomekkerezeddwa – minister Musenero asiimye obuyiiya obwoleseddwa

Omwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake 2024 gukomekkerezeddwa – minister Musenero asiimye obuyiiya obwoleseddwa

April 2, 2024

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

Omwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake 2024 gukomekkerezeddwa – minister Musenero asiimye obuyiiya obwoleseddwa

by Namubiru Juliet
April 2, 2024
in Business
0 0
0
Omwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake 2024 gukomekkerezeddwa – minister Musenero asiimye obuyiiya obwoleseddwa
0
SHARES
196
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omwoleso  gwa Cbs Pewosa   gukomerezeddw, ng’abantu balaze obuyiiya n’obukugu  saako okugatta omutindo kubyebakola.

Omwoleeso guno gumaze wiiki nnamba  nga guyindira mu Lubiri e Mengo, gwetabiddwamu aba makolero amanene n’amatono nga goolesa byegakola.

 Abantu ba Kabaka abasobye mu 10,000 bawereddwa obujjanjabi obw’obereere kundwadde ezenjawulo nga kino kikoleddwa eddwaliro lya Gombe Medical Service


Ebitongole bya Gavumenti ebyenjawulo  bingi byetabye mu mwoleso guno nga biwa abantu obuweereza ku bwereere omuli   ekitongole  ekigaba Passport  , akakiiko ka  Judicial Service Commission, National Coffee Development Authority  , akakiiko kebyokulonda, ekitongole ekikuba mu kyapa ebiwandiiko bya government ebitongole ekta Uganda Publishing and Printing Company.

Ekittavu ky’abakozi ki  National Social Security Fund –NSSF  kisomesa  abantu  emigaso gy’okutereka , National Drug Authority ekitongole ekivunanyizibwa ku ddagala nga kino kikoze omulimu gw’okusomesa abavubuka kunkozesa yeddagala, ekitongole  ekiwooza kyomusolo ki Uganda Revenue Authority nakyo kiyigiriza banna Uganda ku buvunanyizibwa bwabwe obwokuwa omusolo n’ebirala.

Amakampuni agenjawulo omuli Movit , CFAO Motors abatunda emmotoka ezitambulira ku masannyalaze, Simba Automotive , Haujue , Rosefoarm ,  Sumzs, Nice House of Plastics ,  Centenary Bank , Royal Foam , CHINT Meter ,  ebibiina by’obweggasi  naddala ebirina enkola eya Cbs Pewosa bonna betabye mu Mwoleso gwa Cbs Pewosa  okulaga byebakola.

Minister wa Science and Technology mu government eya wakati Dr. Monica Musenero agaddewo omwoleso  atenderezza obuyiiya obwoleseddwa nagamba nti kino kiwa esuubi era Uganda akadde konna yakutandiika okwekolera ebintu byayo, ekukomya okujja nga buli kimu mu mawanga g’abazungu.

 Minister Musenero yeyamye nti government yakukwasizaako abantu naddala abamakolero amatono okwongera kubyabakola okusitula omutindo.

  Mu.mwoleso mubaddemu okuwangula ebirabo naddala piki piki kapyata okuva mu Simba Automotive ewanguddwa abantu abazze mu mwoleso.

Abavubuka abetatinidde okwekebeza endwadde, naddala siriimu.

Eby’obulimi  biteekeddwako essira naddala ekirime ky’emwanyi era ekitongole ekivunanyizibwa ku mwaanyi mu ggwanga ki Uganda Coffee Development Authority kibangudde abalimi mu nnima yaazo ez’omutindo n’okuzoongerako omutindo.

Bo abatunda endokwa zebirime babadde.u mudido olwa bantu abetanidde okuzigula,omuli  kasooli, ebibala, emiti gyamuwogo, endokwa z’ebisagazi, endu z’ebitooke n’ebirala.

Abagatta omutindo ku byebakola naddala mu mu bibiina bya Cbs  Pewosa omuli aboolesezza wine gwebakola mu mata,ebikajjo, obutiko n’ebirala.

Abamu ku betabye mu mwoleeso gwa Cbs Pewosa  basiimye entakateeka  bwebatyo babazizza Cbs olw’enteekateeka ezikulakulanya bannauganda.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist