Omutaka w'akasolya k'ekika ky'Endiga Eng. Daniel Bbosa akubiddwa amasasi agamuttiddewo. Omutaka Lwomwa attiddwa ng'anaatera okutuuka mu maka ge e Lungujja....
Obwakabaka bwa Buganda butongozza Eryaato ettongole erigenda okukozesebwa mu mpaka z'amaato ga Buganda eza 2024, n'amateeka aganaagobererwa mu muzannyo guno....
Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abayimbi ne bannakatemba okufuba okuwa emirimu gyabwe ekitiibwa, ate bagikwate nga omulimu gwonna...
Ekisulo ky'abayizi abawala kikutte omuliro ebintu byonna nebibeengeya ku ssomero lya God cares Christian Primary School erisangibwa mu Kirinnya Cell...
Akakiiko k'ebyokulonda mu ggwanga katandiise okutimba enkalala z’abalonzi okwetoloola district ye Dokolo, mu ntegeka y'okuddamu okulonda omubaka omukyala owa district...