Police ya Uganda emmotoka kapyata, ezeeyambisibwa okwanganga abakyamu, nga n'abekalakaasi mwobatwalidde. E mmottoka zino ziri 65 nga zonna tezyitamu masasi...
Abakungu ba kampuni ya China enzimbi y’amayumba Henan Gwoji enzimbi yámayumba bakiise embuga, nebasaba obwakabaka bubongere ettaka okuzimba amayumba agébbeeyi...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu nsi yonna ekya FIFA kizzeemu okulonda Gianni Infantino nga president omuggya ow'ekibiina kino, ekisanja ekirala kya...
President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni, alagidde akulira amaka g'obwa president, Jane Barekye, okulemberemu okuliyirira family z'abayizi abafiiridde mu kabenje ka...