Police nate erungamizza abaneetaba mu Kulamaga e Namugongo nga 03 June,2024 okwewala emivuyo mu by'entambula n’ebyokwerinda byabwe. Oluguudo oluva e Jinja okutuuka Kampala lwakukozesebwa nga buligyo , kyokka tewali mmotoka...
Akakiiiko ka parliament akakuba ttooki mu bakulu president w'eggwanga babeera alonze mu bifo ebyenjawulo, kasunsudde era nekakasa abakulu mu police babiri okuli Abbas Byakagaba eyalondebwa ku kifo ky'omudduumizi wa police...
Omusigire wa Ppaapa omuwumuze Ssaabasumba Dr. Augustine Kasujja, ku lwa Ssaabasumba w’essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere, atongozza ekibiina kya Bannamawulire Abakatoliki abakolera mu mikutu egiri mu ssaza ekkulu erya...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku bibalo mu ggwanga ekya Uganda National Bureau of Statistics, (UBOS), kyetondedde banna Uganda olw'enteekateeka y'okubala abantu efunye okutaataganyizibwa ku lunaku olusoose Olunaku lwa leero olwa Friday nga...