Government ereese enteekateeka y'abayizi bonna abali mu S.6 okwetoloola eggwanga lyonna okutwalibwa ku ttendekero ly'obukulembeze erya National Leadership Institute e Kyankwanzi okutendekebwanga mu ngeri y'okwagala eggwanga lyabwe . Enteekateeka eno...
Kooti ejulirwamu ezeemu okukakasa Faith Philo Kunihira ku kifo ky'omubaka omukyala owa parliament akiikirira district ye Kyenjonjo eyalondebwa mu kalulu ka 2021. Abalamuzi 3 okuli Muzamiru Mutangula Kibeedi, Irene Mulyagonja...
Enteekateeka ya Ssemasomo w’Abalungamya b’okumikolo ow’omulundi ogw’okutaano agguddwawo n’omulanga eri abalungamya okwettanira okusoma ebikwata ku buwangwa n’ennono za Buganda, olwo lwebanaakola omulimu ogubaweesa ekitiibwa n’okukuuma ennono za Buganda nga tezityoboddwa....
Ekitongole ky'enguudo ku Uganda National Roadd Authority( UNRA) kitandise okuddaabiriza oluguudo oluva e Kampala okudda e Masaka, olwabomose wakati wa Kyengera ne Buddo. Oluguudo lwasoose kumenyekako ekitundu, wabula oluvannyuma lwonna...
Ssaabaduumizi w'eggye lya Kenya Gen. Francis Omondi Ogolla afiiridde mu kabenje k'ennyonyi Nnamunkaanga akagudde e Kaben Cheptulel ku nsalo ya West Pokot ne Elgero Marakwet munda mu Kenya. Ennyonyi y'amagye...
Abaana 2 bafiiridde mu Nnamutikkwa w'enkuba akedde okufudemba mu gombolola ye Kituntu mu district ye Mpigi. Abaana abafudde ye Muyomba George myaka 8 nr mutoowe Kisaakye Ndagire, ekisenge ky'ennyumba kibagwiiridde...
Club ya Vipers egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League yekubidde enduulu mu kibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA nga yemulugunya ku nnamula embi ey'omupiira eyayoleseddwa bweyabadde...